TOP

Atega ogumu taliira...

Added 12th May 2016

Atega ogumu taliira...

 Ice K (ku kkono) ng’ayigiriza Amirah okukola enviiri.

Ice K (ku kkono) ng’ayigiriza Amirah okukola enviiri.

SSENTE bwe zeeyongedde okubula, abantu ne batandika okuyiiya engeri gye banaamalako. Mu bano mulimu omuyimbi Princess Amirah Kiwummulo eyayimba ‘Sibookya ne Jangu Onkwekule’. Alabye emirimu gy’okuyimba gikendedde, kwe kufuna omulimu gw’emikono gw’ayiga.

Kati asiiba ku saaluuni ya Ice Ken ku luguudo Wilson gy’asomera okukola n’okusiba enviiri. Omusomesa we ono yagambye nti omuyizi we ono akwata mangu era kirabika tajja kulwa mu kibiina.

Ye Amirah yagambye nti ennaku zino embeera emunyizeemu kwe kusalawo okuyiga ebyenviiri akole saaluuni eyiye asobole okwongereza ku ssente z’afuna mu kuyimba yeekulaakulanye nga bayimbi banne

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kangave ne Deborah nga bamema

Eyali omwogezi wa Poliisi a...

Eyali omwogezi wa poliisi mu bitundu okuli e Luweero ne Masaka, Paul Kangave ayanjuddwa mu bazadde ba mukyalawe...

Katikkiro Charles Peter Mayiga n'omuyimbi Carol Nantongo

Carol Nantongo afe essanyu ...

OMUYIMBI Carlo Nantongo kate afe essanyu Katikkiro Charles Peter Mayiga bwe yamuwaanye nti ayimba ‘ebiriyo'. ...

Nina Roz ne Daddy Andre nga bamema

Nina Roz asekeredde abamuye...

" NG'ENZE ne Andre abalala bali ku byabwe. Okukyala kuwedde kati mulinde kwanjula na mbaga," bwatyo omuyimbi Nina...

Oba Daddy Andre ne Nina Roz...

Getwakafuna ge g’omuyimbi ow’erinnya Daddy Andre alabikidde mu bifaananyi ku mukutu gwa Twitter ng’ali n’omuyimbi...