TOP

Eyabbye embaawo 'baamutunga' omumwa

Added 15th May 2016

Eyabbye embaawo ‘baamutunga’ omumwa

 Omuvubuka agambibwa okubba embaawo (ku ddyo) nga bamutwala ku poliisi.

Omuvubuka agambibwa okubba embaawo (ku ddyo) nga bamutwala ku poliisi.

OMUVUBUKA aludde ng’abba embaawo z’abasuubuzi e Busega ensi emuddugalidde. Yalabye abantu bali mu keetalo okwetegekera okulayira kwa Pulezidenti Museveni e Kololo, kwe kuyingira ekibanda ekimu n’asikayo olubaawo agende yeeyiye.

Waliwo omusuubuzi eyamulengedde n’atemya ku banne ne bamutaayiza. Baamuligise emigobante kyokka nga tanyega kigambo kyonna okutuukiriza enjogera egamba ‘kabwa kabbi kagumya mugongo’.

Wano abasuubuzi kwe kugamba nti kirabika baamutunga omumwa nga ne bw’omukuba otya tavaamu kigambo. Oluvannyuma baamukunguzza ne bamutwala ku poliisi y’e Nateete n’aggulwako ogw’obubb

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Hon.Nakiwala ng'annyonnyola

Minisita Nakiwala Kiyingi a...

Minisita omubeezi ow'abavubuka n'abaana mu ggwanga Florence Nakiwala Kiyingi asabye abavubuka bulijjo okwekolamu...

Poliisi ereese Ikara

GOOLOKIPPA Tom Ikara asaze bakyampiyoni Vipers SC ne URA FC ekikuubo bw'atadde omukono ku ndagaano ya myaka ebiri...

Hajji Farooq Ntege akubye a...

MUNNABYABUFUZI Hajji Farooq Ntege akubye enkata abasiraamu be ggombolola ya ‘Makindye West’ bwa bawadde lukululana...

President Museveni

Pulezidenti Museveni akoze ...

Pulezidenti Museveni akoze enkyukakyuka mu Magye ga UDPF

Brig.Flavia Byekwaso alondeddwa okwogerera amagye ga UPDF

Brig. Flavia Byekwaso alond...

UPDF elonze Brig Gen Flavia Byekwaso mu kifo ky'omwogezi wa UPDF ekibaddemu Brig. Gen. Richard Karemire ate Karemire...