TOP

Omusomesa akabassanyizza akalenzi ak'emyaka 13

Added 4th June 2016

Omusomesa akabassanyizza akalenzi ak’emyaka 13

POLIISI eyigga omusomesa w’Olungereza, Alexandria Vera, 24, eyakawaηηamudde nga bw’ali olubuto lw’omwana omulenzi ow’emyaka 13.

Okumanya nnakyala ono yanaabye ensonyi mu maaso, yagambye nti ne bazadde b’omulenzi nabo bakooneramu omukwano gwabwe era buli kigenda mu maaso bakiwagira.

Kigambibwa nti omukyala yatandika okwegadanga n’omwana ono mu September wa 2015 okutuusa bwe yafunye olubuto.

Omukyala ono musomesa mu Stovall Middle School mu Houston, Texas mu Amerika. Omukwano guno gwatandikira ku mwana ono kwosa mu kibiina kyokka omusomesa mu kwagala okumuyamba ate laba ensonga bw’aziteeka ku ssa eddala okukkakkana nga lubuto!

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Akulira UNEB Dan Odongo.

UNEB be yasunsudde okutegek...

Bya Benjamin Ssebaggala  AKAKIIKO akagaba n'okusunsula abakozi mu minisitule y'ebyenjigiriza (Education Service...

Omusawo ng'agezesa bwe balongoosa.

''Mukebere abalwadde endwad...

AKULIRA eddwaaliro ly’e Mulago, Dr. Byarugaba asabye abasawo abalongoosa endwadde nga kkansa w’omu byenda essira...

Abamu ku baabadde mu lukiiko.

Ababadde basolooza busuulu ...

ABATUUZE beekubidde enduulu mu boobuyiinza babayambe obutatundirwa mu bibanja byabwe okubafuula emmomboze. Kiddiridde...

Omusajja ng'afuuyira mu ntebe z'omutuuze.

Balimwezo ne KCCA baggudde ...

Ekitongole kya KCCA nga bali wamu ne Balimwezo Community Foundation batongozza okufuuyira ebiku n’ebiyenje nnyumba...

Mwanje eyabula.

Omusajja eyabula yeeraliiki...

Ssande Mwanje 37, ow'e Gganda yeeraliikirizza mukyala we Aisha Nakanjako 28. Ono yamulekera abaana bana: omukulu...