TOP

Omubaka Nsereko yeyiyeemu ekyuma ekitemya ng'omuntu!

Added 8th June 2016

OMUBAKA wa Kampala Central mu Palamenti, Mohammed Nsereko,bwe bakugamba nti yatuuka dda mu ggulu towakana.

 Ekyuma kya Nsereko

Ekyuma kya Nsereko

OMUBAKA wa Kampala Central mu Palamenti, Mohammed Nsereko,bwe bakugamba nti yatuuka dda mu ggulu towakana.

Alina ekyuma ekitemya ng’omuntu era bwe kikuyitako nga kisiiya oba bw’okituulamu okakasa nti ddala eggulu litandikira ku nsi era kituufu okuwangula ekifo ky’omubaka wa Kampala Central.

Avuga Land Cruiser V8 nnamba UAY 081Q. Bwe yabadde agenda ku mukolo gw’okulayiza Loodi Meeya Erias Lukwago ku City Hall, mmotoka eno yatiisizza n’abakuumi ba KCCA ne bamukkiriza okuyingira okutuuka omuloodi we yabadde atadde eyiye nga tebamanyi nti Nsereko yagirimu.

Bwe yavuddemu olwo abaserikale kwe kuzuukuka ne balagira ddereeva we agiggyewo.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Abakungu mu kibiina kya Gen.Muntu nga baslaa Cake okwaniriza Winnie Kiiza

Winnie Kiiza yegasse ku kib...

OMUBAKA omukyala owa Kasese, Winfred Kiiza yegaasse ku kibiina kya Alliance for National Transformation (ANT) n’aweza...

Bannayuganda muve mu tulo -...

PULEZIDENTI Museveni akunze Bannayuganda okuva mu ttulo bataandike okusala amagezi g’okunoonya obuggagga n’asaba...

Gavana Mutebile

COVID19 ayigirizza Bannayug...

GAVANA wa bbanka enkulu Tumusiime Mutebile agambye nti Bannayuganda bagenda kukendeeza ku kumala gasasaanya nsimbi...

Nunda yeesize Katonda ku ky...

JACKSON Nunda olukutudde ddiiru ne URA FC n’asuubiza okuddamu okwaka nga bwe yali nga tannafuna buvune mu KCCA...

Golola

Golola alidde ogwa Tooro Un...

OMUTENDESI Edward Golola olumuwadde omulimu gwa Tooro United FC n’akomyawo banne bwe baawangula ekikopo ky’Essaza...