TOP

Nze temumbuuza baana sibalirwa nzaalo - Nambala

Added 29th July 2016

Ekyasinze okwewuunyisa mikwano gye kwe kumubuuza oba azaala mwana waakumeka n’agaana okwogera ng’agamba nti alina abaana abawerako.

 Mikwano gya Nambala (wakati) nga gimusanyukirako

Mikwano gya Nambala (wakati) nga gimusanyukirako

W’OSOMERA bino ng’omuyimbi Amelia Nambala ayidde anti asulirira kuzaala. Omanyi mikwano gya Nambala gyamusuddeko akabaga k’ataategedde ku Hotel Africana. Olwatuuse ku wooteeri eno, baamutuusirizza mu mbuutu.

Ekyasinze okwewuunyisa mikwano gye kwe kumubuuza oba azaala mwana waakumeka n’agaana okwogera ng’agamba nti alina abaana abawerako.

Kirabika naye yafuuka musajja tabalirwa nzaalo.

Akabaga kaabaddeko abantu bangi omwabadde Evlyn Lagu, Flavia Namulindwa owa Bukedde Ttivvi akola pulogulaamu y’Oluyimba Lwo ne Full Doz, MC Mariachi era Quraishi Nsamba owa Bukedde Ttivvi y’omu ku baasanyusizza abagenyi.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Loodi Meeya Erias Lukwago ngakyazizza dayirekita wa Kampala omuggya, Dorothy Kisaka

Loodi meeya akyazzizza dayi...

  Ababiri basoose mu kafubo mu ofiisi za Loodi Meeya okumala essaawa bbiri nga bateesa. Lukwago yamwanjulidde...

Gav't etandise okugabira Ba...

GAVUMENTI etandise okugabira Bannakampala masiki eziyamba okutangira ssenyiga omukambwe kyokka abamu ku ba LC abaazikwasiddwa...

Kazinda ng'aleeteddwa mu kkooti

Kazinda ayolekedde okuyimbu...

EYALI omubalirizi omukulu mu ofiisi ya Katikkiro wa Uganda Geoffrey Kazinda ayolekedde okuyimbulwa mu kkomera e...

Kitatta ng'ali mu kaguli ka kkooti

Abudallah Kitatta ayimbuddw...

Hajji Abudallah Kitatta eyali omuyima wa bodaboda 2010 ayimbuddwa okuva mu kkomera gy'amaze emyaka 3.

Avuganya Ssekandi ku ky'omu...

RICHARD SEBAMALA avuganya omumyuka wa Pulezidenti, Edward Kiwanuka Sekandi ku babaka bwa Palamenti obwa Bukoto...