TOP

Embwa ewemuukirizza abafumbo ababbye ente

Added 31st July 2016

EMBWA ya poliisi ewemuukirizza abafumbo bw’esibidde mu maka gaabwe n’ebateekako omusango gw’okubba ente n’embuzi z’abatuuze ne bazibaagira ku nsiko ennyama ne bagiguza abakinjaagi b’e Masaka.

 Kayemba ne mukyalawe abagambibwa okubba ente.

Kayemba ne mukyalawe abagambibwa okubba ente.

EMBWA ya poliisi ewemuukirizza abafumbo bw’esibidde mu maka gaabwe n’ebateekako omusango gw’okubba ente n’embuzi z’abatuuze ne bazibaagira ku nsiko ennyama ne bagiguza abakinjaagi b’e Masaka.

Ronald Kayemba ne mukazi we Florence Nakiganda ab’e Kayugi mu Masaka be baakwatiddwa oluvannyuma lw’embwa okulemera mu maka gaabwe.

Ente Kayemba ne mukayala gye babbye

 

Kyaddiridde Charles Ssendaggo okubbibwako ente ye n’agisanga ku ttale ababbi gye baagisalidde.

Ssendaggo bwe yaleese ekirowoozo ky’okuleeta embwa, Kayemba naye eyabaddewo kwe kumutegeeza nti ebyo abiveeko amala biseera.

Yalabye giwunye kwe kwemulula n’abulawo era embwa we yatuukidde mu maka ge nga talabikako ne bakwata mukazi we.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Loodi Meeya Erias Lukwago ngakyazizza dayirekita wa Kampala omuggya, Dorothy Kisaka

Loodi meeya akyazzizza dayi...

  Ababiri basoose mu kafubo mu ofiisi za Loodi Meeya okumala essaawa bbiri nga bateesa. Lukwago yamwanjulidde...

Gav't etandise okugabira Ba...

GAVUMENTI etandise okugabira Bannakampala masiki eziyamba okutangira ssenyiga omukambwe kyokka abamu ku ba LC abaazikwasiddwa...

Kazinda ng'aleeteddwa mu kkooti

Kazinda ayolekedde okuyimbu...

EYALI omubalirizi omukulu mu ofiisi ya Katikkiro wa Uganda Geoffrey Kazinda ayolekedde okuyimbulwa mu kkomera e...

Kitatta ng'ali mu kaguli ka kkooti

Abudallah Kitatta ayimbuddw...

Hajji Abudallah Kitatta eyali omuyima wa bodaboda 2010 ayimbuddwa okuva mu kkomera gy'amaze emyaka 3.

Avuganya Ssekandi ku ky'omu...

RICHARD SEBAMALA avuganya omumyuka wa Pulezidenti, Edward Kiwanuka Sekandi ku babaka bwa Palamenti obwa Bukoto...