TOP

Nnina ansuuta saagala kawawa

Added 1st August 2016

MUKYALA Mugalu azannya mu firimu y'Omwana w'Endagu eragibwa ku Bukedde TV buli Mmande ku ssaawa 2:00 ez'ekiro amannya ge ye Whitney Nankya, 24. Abeera Bweyogerere.

MUKYALA Mugalu azannya mu firimu y'Omwana w'Endagu eragibwa ku Bukedde TV buli Mmande ku ssaawa 2:00 ez'ekiro amannya ge ye Whitney Nankya, 24. Abeera Bweyogerere.

Muwala wa David Mbago ow'e Kisaasi ne Elizabeth Kaddu e Ntebe. Yasomera Hormsdallen Bweyogerere, Nkokonjeru SS Mukono, Bethany High School Naalya nga kati muyizi ku Kampala International yunivasite gy’asoma ebyamawulire.

Agamba, yakula yeegomba abazannya katemba naddala ebitundu eby'okukaaba, okulya, n'okuseka.

Yeegombanga nnyo Leila Kalanzi olw’enzannya ye. Yatandika okuzannya katemba ng’ali mu siniya.

Agamba nti ayagala amazina, okuwuga, okutambulako n'okubeera n'omwagalwa we. Era akikkaatiriza nti alina amuwaana era baagalana okukamala.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Mbuga ne Vivian

Ebya SK Mbuga ne mukyala we...

JALIA Vivian Mbuga yasoose kuvaayo ng’ayita ku mukutu gwe ogwa Face book n’avumirira ebikolwa by’obutabanguko mu...

Obutungulu busobola okukugg...

GWE abadde alowooza nti obwavu bwakwesibako era nga n’olumu weeyita mwavu, okukaaba kwo kukomye anti obutungulu...

Paul Kafeero

Ebya Kafeero okuziikuulwa b...

ABAANA ba Paul Kafeero bana bapangisizza looya omupya okubawolereza mu musango ogwabawawaabiddwa bannaabwe 10....

Engeri Corona gy'akosezzaam...

Engeri abatawulira, abatayogera n’abaliko obulemu obulala ate nga balina obulwadde bw’olukonvuba gye bakoseddwaamu...

Ennyumba Ssendawula gye yazimba e Kayunga.

Famire y'omusama amansa sse...

OLUKIIKO lwa ffamire olwatudde ku nsonga z’omuvubuka wa ‘Rich Gang’ Luke Junior Ssendawula lwasazeewo aziikibwe...