TOP

Mukube mu ngalo afande antutte!

Added 15th August 2016

Mukube mu ngalo afande antutte!

OMUBAKA Sseggona okitukoledde. Mwenna muwage nga bwe mukuba mu ngalo Afande wuuno antutte.

Omukazi ono eyabadde alabika ng’atamidde bwe yagambye ng’omuserikale Okodos akwanaganya poliisi n’omuntu waabulijjo mu Wakiso amuggya mu ddiiro mwe yabadde akolera effujjo ye kye yayise okuzina.

Omanyi maama ono olwayiyeemu ebbidde n’adda mu ddiiro ne banne ne bazina nga bwe bakuba enduulu. Baabadde ku kabaga Medard Lubega Sseggona ke yabategekedde mu kibangirizi ky’akatale k’e Wakiso

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Lubega akulembedde ne Amatos ku kkooti e Makindye.

Abaali bafera paasita basin...

ABASUUBUZI b'omu Kampala basindikiddwa mu kkomera lwa kugezaako kufera Paasita ssente ezikunukkiriza mu buwumbi...

Spice Diana asiibuludde aba...

Bya Mukasa Lawrence  ABAYIMBI okuli Spice Diana ne munne Fik Femaika bavuddeyo ne baduukirira abasiraamu ku...

Abakozi ba Rock bavudde mu ...

Bya Phoebe Nabagereka Abakozi mu kampuni ya Roko e Gerenge mu town council ye Katabi bekalakasiza nga balaga...

FDC evumiridde effujjo erik...

Bya Doreen Namaggala AMYUKA ssabawandiisi w'ekibiina ki FDC, Arnold Kaija asabye bannayuganda okukomya okutiisatiisa...

Abazigu balumbye ekigo ne b...

Abazigu ababadde n'ebijambiya, emitayimbwa saako ennyondo bazinze ekigo kya Kabulamuliro Catholic Parish, ne bamenya...