TOP
  • Home
  • Kasalabecca
  • Omuyimbi Eddy Kenzo ne Anita Fabiola oba babala ka ki!!...

Omuyimbi Eddy Kenzo ne Anita Fabiola oba babala ka ki!!...

Added 24th August 2016

Kenzo ne Fabiola bazze bombi ku siteegi okugabira omu ku bayimbi engule kyokka Fabiola teyazzeeyo mu kifo kye wabula yagenze butereevu Kenzo we yabadde atudde era gye byaggweeredde nga Fabiola alina by'alaga Kenzo ku ssimu.

Omuyimbi Eddy Kenzo ne Anita Fabiola oba babala ka ki!!!.

Kenzo ne Fabiola bazze bombi ku siteegi okugabira omu ku bayimbi engule kyokka Fabiola teyazzeeyo mu kifo kye wabula yagenze butereevu Kenzo we yabadde atudde era gye byaggweeredde nga Fabiola alina by'alaga Kenzo ku ssimu.

Omanyi Kenzo yawangudde engule za biki bina (4) mu mpaka za Uganda Entertainment Awards zino ezaategekeddwa aba Bano baabadde ku mpaka z'engule z'abayimbi ezaayindidde ku wooteeri ya Serena mu Kampala naye bakira bali bulala.

Oba Fabiola yabadde amulaga biki?? Nze naawe...

 

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Omusumba Joel Kakembo akunz...

Omusumba Joel Kakembo owa Mt. Zion Church Gayaza era akulira Upper Room Pastors Network, akubirizza abasumba okwetaba...

Abatuuze mu lukiiko.

Nnamukadde yeekubidde enduu...

Nnamukadde Teddy Nakirijja 75, nnamwandu w'omugenzi Disan Mukasa yeekubidde enduulu mu ofiisi y'omukulembeze w'eggwanga...

Omubaka Kabanda ng'ayogera eri abaddusi.

'Muwagire nnyo enteekateeka...

OMUBAKA omukyala owa Masaka mu Paalamenti, Mary Babirye Kabanda emisinde gy'amazaalibwa ga Kabaka agisimbudde n'abaddusi...

Amuriat (owookusatu ku ddyo) ne banne nga batudde mu luguudo wakati.

Wano nvaawo na guleeda - Am...

Wabaddewo akanyoolagano wakati w'akwatidde FDC  bendera okuvuganya ku bwapulezidenti, Patrick Oboi Amuriat ne Poliisi....

Ssaabasumba ng'akwasa Omukristu Bayibuli. (Ebif. Ponsiano Nsimbi)

Abavubuka mukomye okukola e...

SSAABASUMBA w'Essaza ekkulu erya Kampala, Dr. Cyprian Kizito Lwanga alabudde abavubuka  okukomya okukola effujjo....