TOP

Ssebbanga atuusizza eggaali ekozeeko

Added 12th September 2016

KAZANNYIRIZI abangi gwe bamanyi nga Ssenga Ssebbanga yeeyiyeemu ekyuma.

KAZANNYIRIZI abangi gwe bamanyi nga Ssenga Ssebbanga yeeyiyeemu ekyuma.

Olumaze okusasula mmotoka eno n’akontola nti, ‘kiwedde, mponye okusaba lifuti n’okubuukira bodaboda. Kati nange ηηenda kutambula nga mukungu nga ntudde’’.

Owoolugambo waffe atugambye nti Ssebbanga amaze ebbanga ng’asonda ssente zino nga n’ezimu zaava mu kivvulu kye yategeka e Nansana gye buvuddeko.

Wabula yasekeredde abamugamba nti avuga ggaali ekozeeko n’agamba nti kasita tewali amubanja.

Yeewaanye nga bwasigadde okuzaala abalongo kubanga omukazi amulina, ennyumba azimba nga mmotoka yebadde esigaddeyo.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Bawewenyudde omukazi kibook...

Aikolu ne muto we abatuuze ababakubye kibooko nga baagala boogere ensonga ebatulugunyisa abaana batuuke n’okujjula...

Ab'e Nkozi badduukiridde eb...

Polof. Chrysostom Maviiri e Kankobe Senero mu muluka gw’e Nindye mu ggombolola y’e Nkozi mu Mpigi n’asaba abavubuka...

 Minisita Kanyike e Namawojjolo ng’ali mu kulambula pulojekiti z’abalema mu Mukono.

Minisita Sarah Kanyike muny...

Minisita omubeezi ow’abakadde n’abalema mu ggwanga, Sarah Kanyike yalaze obutali bumativu olwa disitulikiti eziwerera...

OKUSIIGA ETTOSI: Akalombolo...

Ku makya ennyo, Abataka basatu okuva ku kyalo Bunanyuma mu ggombolola y’e Bushika mu disitulikiti y’e Buduuda...

Asula mu nnyumba y'emizigo ng'eno olina okuba omutetenkanya ennyo.

By'olina okukola okweyagali...

OKUNOONYEREZA kulaga nti abantu abasinga mu bibuga basula mu nnyumba ntono okugeraageranya ku famire ze balina....