TOP

MC Ronnie awangudde engule e Sausi ne yeewaana

Added 16th September 2016

Mc Ronnie Ndawula yewaanye oluvannyuma lw’okuwangula engule ya munnamawulire w’omwaka mu mpaka za Starqt Awards ezaategekeddwa aba Starqt Fashions e South Africa.

 Mc Ronnie n'engule gye yawangudde

Mc Ronnie n'engule gye yawangudde

MC Ronnie Ndawula yewaanye oluvannyuma lw’okuwangula engule ya munnamawulire w’omwaka mu mpaka za Starqt Awards ezaategekeddwa aba Starqt Fashions e South Africa.

Empaka zino zaayindidde ku wooteeri ya Bedford view mu kibuga Johannesburg wiiki ewedde nga zaategekeddwa mwanamuwala kafulu mu kwolesa emisono, Stella Nankya , nannyini kibiina kya Starqt fashion house.

MC RONNIE ne mukazi we oluvannyuma lw'okuwangula engule

Empaka zino zeetabiddwaako n’abavubuka abamansa ssente aba Rich Gang okuli; Ivan Ssemwanga, Meddie Ssentongo n’abalala.

Mc  Ronnie Ndawula , akola ne Radio Uganda e South Africa yavuganyizza mu ngule ya Media Personality of the year n’amegga banne okwabadde; Sheila Carol Gashumba, Mokone Kutullo, Rugyendo Arinaitwe, Diouf Issuna ng’ono akola ku MTV Africa ne Flavia Tusiime. 

 

                    

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Mwanje (wakati) nga "bamunywedde"

Ofiisa munsonyiwe nva kuziika!

MAKANIKA eyeeyise owa poliisi bamukutte n’alwanagana n’abaserikale ng’agamba nti tebalina kye bayinza ku mukola....

Abawawaabirwa, Christine Guwatudde Kintu, Joel Wajala , John Martin Owor  ne Lutimba Kyeyune Fred Martin nga bali mu kaguli

Bana basimbiddwa mu kkooti ...

Abakungu bana okuva mu ofiisi ya Ssaabaminisita abavunaanibwa okulya eza COVID19 basindikiddwa mu kkooti ewozesa...

Sazir Lumala disitulikiti Kaadi w'e Mukono ng'ayogera n'abamawulire ku poliisi e Mukono.

Disitulikiti Kaadi w'e Muko...

Bya ERIC YIGA POLIISI e Mukono ekutte disitulikiti Kaadi waayo Sheikh Sazir Lumala naggulwako omusango gw'okukozesa...

Abasiraamu balabuddwa okuko...

BYA JAMES  MAGALA  Kino kidiridde Poliisi okuyoola abasiraamu 25 e Mpingi nga bagambibwa okuba abayeekera mu...

Bagudde ku mulambo gwa mutu...

Abatuuze b'e Kawaala zooni 2 mu divizoni y'e Rubaga baguddemu ekyekango bwe basanze mutuuze munnaabwe nga yafiridde...