TOP
  • Home
  • Kasalabecca
  • Omuvubuka akutte yinvesita ku 'mutima' n'ayogera Oluganda

Omuvubuka akutte yinvesita ku 'mutima' n'ayogera Oluganda

Added 26th September 2016

OMUYIMBI Chris Evans akubye omuziki ne gufuukuula Abazungu obwedda abamu be bayita bayinvesita.

OMUYIMBI Chris Evans akubye omuziki ne gufuukuula Abazungu obwedda abamu be bayita bayinvesita.

Baakwataganye n’abavubuka abamanyi okulya ssente n’okudigida ne batandika okutiguka.

Waliwo omuvubuka eyabadde yeesaze empale ennyimpi eyafunzizza omu ku Bazungu bano ne batandika okuzina amazina aga buli kika.

Baasoose kwenyiga baabo ku paka kiini n’okwekola obusolo kyokka ng’Omuzungu afa essanyu.

 

Wabula omuvubuka ono alina engeri gye yakuttemu Omuzungu n’okumugwaako nga bwamusimba akalevu ku bbeere abamu gwe baayise omutima n’awa Omuzungu essanyu eritagambika.

Owoolugambo waffe atugambye nti okumanya Omuzungu ono yanyumiddwa, yayogedde n’Oluganda nti, ‘‘ssebo wiibale nnyooo...’ nga yeebaza omuvubuka okumunyonyoogera obulungi.

Baabadde ku National Theatre mu kivvulu kya Bayimba Festival.

Omuvubuka olwavuddeyo banne ne batandika okumukuba olwali nti Viza agimaze.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Harold Kaija

Omukunzi wa FDC attiddwa mu...

AKULIRA okukunga abantu mu kibiina kya FDC mu disitulikiti y'e Lyantonde bamusse ne kireka ebibuuzo ku bigendererwa...

Minisita Namugwanya (mu kyenvu) n’omubaka Hussein (ku kkono) n’abamu ku bakulembeze abaalondeddwa.

Gavt. erondesezza akakiiko ...

GAVUMENTI erondesezza akakiiko ak'ekiseera ka bantu bataano mu St. Balikuddembe kagiyambeko okuddukanya akatale...

Amaka ga Kasango (mu katono) e Butabika mu munisipaali y’e Nakawa.

Obukama bwa Tooro buyingidd...

OLUVANNYUMA lwa ffamire okulemererwa okutuuka ku kukkaanya ku by'okuziika munnamateeka Bob Kasango eyafiira mu...

Florence Nabakooza bba Shafique Wangoli yakwatiddwa ng’ali lubuto.

Abaabulwako abaabwe olukala...

ABANTU abaabulwako abaabwe tebamatidde n'olukalala minisita w'ensonga z'omunda mu ggwanga Gen. Jeje Odong lwe yayajulidde...

Ku kkono; Hope Kitwiine, Mildref Tuhaise, Mercy Kainobwisho, Patience Rubagumya, Connie Kekihembo, Agnes Nandutu ne Irene Irumba.

Abakyala balaze ebirungi by...

ABAKYALA abali mu bifo by'obukulembeze mu by'obusuubuzi balaze okusomoozebwa abakazi kwe bayiseemu olwa corona...