TOP

Ani ono akwata Princess Amirah ku bbeere?

Added 27th September 2016

OMUYIMBI Princess Amirah Kiwummulo alina omuvubuka gwe yabadde naye nga balinga abali mu mukwano.

 Amirah n'omuvubuka ng'amukwatako

Amirah n'omuvubuka ng'amukwatako

OMUYIMBI Princess Amirah Kiwummulo alina omuvubuka gwe yabadde naye nga balinga abali mu mukwano.

Engalo za ggaayi zaatambudde mpolampola ziizo mu kifuba kya Amirah. Yatidde n’amukwata ng’alowooza nti ayagala kumukwata ku bbeere.

Owoolugambo waffe atugambye nti baabadde bakwata vidiyo y’oluyimba lwe ‘‘Si bookya’’ olw’omukwano.

Engeri oluyimba luno n’endala nga ‘‘Ndi mu love’’ gye zikutte abantu omubabiro, ategese ekivvulu ‘‘Si bookya -ndi mu love’’ ku Club Obligatto nga October 14.

Awerekeddwaako David Lutalo, Rema Namakula, Judith Babirye n’abalala.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Eyabbye enkoko bamukubye mi...

Abatuuze baamukubye emiggo wabula nga bw’alaajana ng’agamba nga bw’atali mubbi ng’enkoko baagimuwadde buwi.

Bannakawempe mukolere okweg...

MINISITA omubeezi ow'ebyensimbi n'ebibiina by'obwegassi akubirizza BannaKawempe ne Kampala Central obuteemalira...

Aba NRM balidde mu kalulu k...

E Mpigi embiranye ebadde ku kifo kya Ssentebe w’abavubuka wakati wa munna NRM, Manisoor Muluya ne Ronald Kaleebu...

Ssekandi nga y'akamala okwewandiisa.

Abavuganya Ssekandi baagala...

ABAVUGANYA omumyuka wa Pulezidenti bamutaddeko amaanyi okumusuuza ekifo ky’omubaka wa Palamenti e Masaka. Kigambibwa...

Akatale k'e Wandegeya nga bwe kafaanana.

Abasuubuzi b'e Wandegeya be...

ABASUUBUZI mu katale k’e Wandegeya bagambye nga bwe bagudde mu lukwe lwa ssentebe waabwe, Jonathan Gitta okwagala...