TOP

Jennifer Lopez yava ku bantu: Akola bimunyumira

Added 22nd October 2016

KATI ndi wa busa era nkola binnyumira na bisanyusa mutima gwange. Ebyo bye bimu ku bigambo omuyimbi era omuzannyi wa fi rimu nnakinku, Jennifer Lopez 47, by’ayogera okuva lwe yayawukanye ne muganzi we Casper Smart, 29 gw’alumiriza okubeera omwenzi.

KATI ndi wa busa era nkola binnyumira na bisanyusa mutima gwange. Ebyo bye bimu ku bigambo omuyimbi era omuzannyi wa fi rimu nnakinku, Jennifer Lopez 47, by’ayogera okuva lwe yayawukanye ne muganzi we Casper Smart, 29 gw’alumiriza okubeera omwenzi.

Yalabiddwaako ng’ava mu kibuga New York ng’adda ewuwe mu ttuntu naye ng’aliko akanyiriro nga n’empale yeesaze damegi wamma ng’alaga nti obulamu bugenda mu maaso.

Lopez agamba nti, ggaayi ono abadde amumatira okukamala naye akooye obwenzi bwe era ng’abadde abugumiikirizza okumala emyaka etaano gye bamaze bombi ekyamuwalirizza n’okumugoba mu maka ge.

Guno gubadde gwakubiri ng’amukwata lubona wadde ng’ogwasooka yamwetondera era n’amusonyiwa.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Poliisi ng’eteeka ekiwuduwudu ky’omulambo gwa Kadiidi (mu katono) ku kabangali yaayo.

Akkakkanye ku jjajjaawe n'a...

Entiisa ebuutikidde abatuuze ku kyalo Rwengwe II ekisangibwa mu ggombolola y’e Kinkyenkye, mu disitulikiti y’e...

Poliisi ekyanoonyereza ku b...

OMWOGEZI w’ekitongole kya poliisi ekinoonyereza ku buzzi bw’emisango, Charles Twine yagambye nti okunoonyereza...

Kenzo ne banne. Mu katono ye Bobi Wine

Kiki ekiri emabega wa Kenzo...

Lubega agamba nti ekintu kya Kenzo kyapangibwa aba People Power okumusosonkereza nga bamujooga aggweemu essuubi...

Kenzo bye yayogedde ku Bobi...

Waliwo ne Bannayuganda abali emitala w’amayanja naddala Dubai abaamusabye aleme kuddamu kulinnya mu nsi zaabwe...

Nnawasa omubanda n'antamya ...

NZE Naboth Nuwagira, 27, mbeera Kitintale. Obulamu bwange bwonna eby’abakyala saabiwanga nnyo budde nga nnoonya...