TOP

Eyeeyita omugagga Kanyike afuluse!

Added 6th December 2016

ALLAN Kanyike eyeeyita omugagga w’e Ntinda eyeegulidde erinnya olw’okusula ng’atiguka mu mabbaala n’ebivvulu bw’ataba mukodo aweddemu.

ALLAN Kanyike eyeeyita omugagga w’e Ntinda eyeegulidde erinnya olw’okusula ng’atiguka mu mabbaala n’ebivvulu bw’ataba mukodo aweddemu.

Y’omu ku baabadde abagenyi abayite ku konsati ya Irene Nassolo Kayondo amanyiddwa nga Neeno ayimba ennyimba z’eddiini.

Omuwala ono obwedda akuba omuziki ng’eno bw’abuulira ekigambo kya Katonda. Kyayingidde ‘omugagga’ Kanyike era okumwebaza yasituse mu ntebe n’amusimba 5,000/-.

Ekyazzeeko ye Kanyike okulangirira nga bw’agenda okuteeka ssente mu Nassolo okutumbula ekitone kye kyokka ekyewuunyisizza abantu ate kwe kumwongera 5,000/-.

Wano abantu kwe kwebuuza nti omugagga w’e Ntinda aweddemu. Yabadde ku Muganzirwaza e Katwe nga Nassolo atongoza ‘Yese Erinnyalyo’.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Oba Daddy Andre ne Nina Roz...

Getwakafuna ge g’omuyimbi ow’erinnya Daddy Andre alabikidde mu bifaananyi ku mukutu gwa Twitter ng’ali n’omuyimbi...

Chanddiru ne mukwano gwe ng'amubudaabuda.

Omusomesa eyakubiddwa ttiya...

OMUSOMESA eyakubiddwa akakebe ka ttiyaggaasi mu liiso alongooseddwa n’akukkulumira poliisi olw’obuvune bwe yamutuusizzaako...

Musumba munsabireko embeera...

WALIWO enjogera egamba nti mu kutya Mukama amagezi mwe gasookera. Enjogera eno yatuukidde bulungi ku muyimbi Sofie...

Ab'e Mbale basabye Kiwanda ...

ebyetaaga okutumbula mulimu; ekkuumiro ly’ebisolo erya Elgon National Park, ebiyiriro by’e Sipi, olusozi Masaba...