TOP

Omusono gw'Omusama Deyonce gutabudde abadigize!

Added 17th December 2016

Yalese abantu ababadde ku mpaka za bassereebu ez’okwambala ku Serena Hotel wiiki ewedde nga bamunyeenyeza mutwe olw’omusono gwe yeesaze nga kumpi alinga ayambadde akawale k’omunda n’akaleega byokka.

Omusono gwa mwanamuwala Deyonce, gulese abadigize bangi nga beenuguuna n'okwogera obutonotono.

Omusama ono y'omu ku babadde ku mpaka za bassereebu ez’okwambala ku Serena Hotel wiiki ewedde n'aleka nga bamunyeenyeza mutwe olw’omusono gwe yeesaze nga kumpi alinga ayambadde akawale k’omunda n’akaleega byokka.

Ono yavudde Massachusetts mu Amerika. Ng’oggyeko okulya obulamu, oyinza okulowooza nti yazze kulaga misono.

Agamba nti abadde mu kukola ssente kati kye kiseera azirye.   

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Lubega akulembedde ne Amatos ku kkooti e Makindye.

Abaali bafera paasita basin...

ABASUUBUZI b'omu Kampala basindikiddwa mu kkomera lwa kugezaako kufera Paasita ssente ezikunukkiriza mu buwumbi...

Spice Diana asiibuludde aba...

Bya Mukasa Lawrence  ABAYIMBI okuli Spice Diana ne munne Fik Femaika bavuddeyo ne baduukirira abasiraamu ku...

Abakozi ba Rock bavudde mu ...

Bya Phoebe Nabagereka Abakozi mu kampuni ya Roko e Gerenge mu town council ye Katabi bekalakasiza nga balaga...

FDC evumiridde effujjo erik...

Bya Doreen Namaggala AMYUKA ssabawandiisi w'ekibiina ki FDC, Arnold Kaija asabye bannayuganda okukomya okutiisatiisa...

Abazigu balumbye ekigo ne b...

Abazigu ababadde n'ebijambiya, emitayimbwa saako ennyondo bazinze ekigo kya Kabulamuliro Catholic Parish, ne bamenya...