TOP

Muleke abato bajje gyendi...'

Added 24th January 2017

Muleke abato bajje gyendi...’

MULEKE abato bajje gyendi: Mwana mulenzi ono ndowooza naye amanyi awali ebirungi.

Bwe yalabye ng’emmisa ewedde n’asalawo okugenda okumpi n’Omusumba John Baptist Kaggwa we yabadde atudde okukkakkana ng’amusitudde.

Waabaddewo abagezaako okumuziyiza wabula n’abagamba bamuleke era obwedda abamubuuzaako ng’abaddamu naye ng’obudde obusinga abuwadde bbebi.

Yabadde ku mukolo gwa Bannamasaka ku Bishop Ddungu Gardens e Nsambya ku Ssande. Waliwo abaagambye nti kirabika omwana ono ayinza okubeera omusoosoorodooti ng’akuze

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Omusango gwa Kibalama gulek...

OMUSANGO gwa Moses Kibalama ogw’obwannanyini bw’ekibiina kya NUP gwakusalwa nga October 16. Kyokka we banaagusalira...

Kibalama

Kibalama ayogedde lwaki yak...

EYALI Pulezidenti w’ekibiina kya National Unity and Reconciliation Party (NURP) Moses Nkonge Kibalama, agamba nti...

Owa North Korea yejjusizza ...

AMAGYE ga North Korea okutta munnansi wa South Korea gwe baasanze abuuse ensalo ng’ali mu mazzi gaabwe biranze....

Omukungu wa Twaweza ng'annyonnyola

Aba Twaweza bafulumizza ali...

LEERO Mande September 28, 2020 giweze emyaka 15 nga Uganda eyisizza etteeka erikkiriza abantu okufuna amawulire...

Amaka ga Seya Sebaggala

Seya alese omukululo mu byo...

EBYOBUFUZI ebyali bibuutikiddwa abayivu, Seya yabikyusa n’abiyingizaamu n’abantu ba wansi abaali beerabiddwa.