TOP

Muleke abato bajje gyendi...'

Added 25th January 2017

Muleke abato bajje gyendi...’

MULEKE abato bajje gyendi: Mwana mulenzi ono ndowooza naye amanyi awali ebirungi.

Bwe yalabye ng’emmisa ewedde n’asalawo okugenda okumpi n’Omusumba John Baptist Kaggwa we yabadde atudde okukkakkana ng’amusitudde.

Waabaddewo abagezaako okumuziyiza wabula n’abagamba bamuleke era obwedda abamubuuzaako ng’abaddamu naye ng’obudde obusinga abuwadde bbebi.

Yabadde ku mukolo gwa Bannamasaka ku Bishop Ddungu Gardens e Nsambya ku Ssande. Waliwo abaagambye nti kirabika omwana ono ayinza okubeera omusoosoorodooti ng’akuze.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Omulangira Ssimbwa

Omulangira Ssimbwa eyasimat...

Omulangira Arnold Ssimbwa afudde. Ono ye Muzzukkulu wa Ssekabaka Muteesa II omukulu era y'omu ku baasimattuka akabenje...

Nnabagereka wa Buganda yeet...

Nnaabagereka wa Buganda, Sylvia Nagginda yeetabye ku mukolo gw'okuwerekera omwoyo gw'omugenzi Dr. Cyprian Kizito...

Abasumba nga banyokeza akabaani okwetoloola mulambo gwa Ssaabasumba

Fr. Ssajjabbi annyonnyodde ...

OMUSUMBA Severus Jjumba bwe yabadde tannatandika Mmisa ya kusabira mwoyo gwa Ssaabasumba Dr. Cyprian Kizito Lwanga...

Kalidinaali Wamala

Kalidinaali Emmanuel Wamala...

KALIDINAALI Emmanuel Wamala akungubagidde Ssaabasumba Dr.Cyprian Kizito Lwanga eyamuddira mu bigere  n'alaga ennyiike...

Omugenzi Ssaabasumba Lwanga

Omugenzi Ssaabasumba Lwanga...

ENTEEKATEEKA z'okuziika Ssaabasumba Dr .Cyprian Kizito Lwanga ziwedde, olukiiko oluzikolako bwe lutegeezezza ng'...