TOP

Ettamiiro limusuzizza mu nkomyo

Added 25th January 2017

Ettamiiro limusuzizza mu nkomyo

POLIISI y’ebidduka ku CPS eggalidde ddereeva wa takisi nnamba UAJ 990T eyabadde avuga ng’atamidde n’atomera omuntu n’afuna ebisago.

Ssaalongo Matia Mugerwa ow’e Kabowa ng’akolera ku siteegi y’e Kabuusu mu paaka enkadde ye yakwatiddwa olw’okutomera Hajjati Karamantu Nalukwago ku luguudo lwa Ben Kiwanuka.

Baamutaddeko akuuma akakebera omwenge akalimi ne kakoonayo. Mu kwewozaako yagambye nti kituufu yabadde anyweddemu naye omwenge si gwe gwamuleetedde okutomera wabula mmotoka yagaanyi okusiba. Yagguddwaako omusango

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Omulimu gw'okuddaabiriza Nk...

Abaasomerako ku ssomero lya Nkumba P/S bayingidde omutendera ogw'okusatu mu kuddaabiriza ebizimbe ku ssomero lino...

UGANDA EKWATA KISOOKA MU AF...

OMUWANDIISI w'enkalakkkalira mu minisitule y'ebyobulamu Dr Diana Atwine abugaanye essanyu oluvanyuma lw'okufuna...

Joseph Nuwashaba ng'atwalibwa mu kkooti

Eyakwatibwa ku by'omwana ey...

Omusajja agambibwa okutemako omwana Faith Kyamagero ow'emyaka 4 omutwe aleeteddwa mu kkooti.

Omwana eyasalibwako omutwe ...

Omwana eyasalibwako omutwe e Masaka ne bagutwala ku Palamenti aziikiddwa

Ssebbumba eyakubiddwa lwa bubbi

Abadde mu jjaamu e Kawempe ...

Abadde mu jjaamu e Kawempe bamukubye mizibu