TOP

Afande okunyirira kwe kumpalanya bakazi bannange'

Added 12th February 2017

ABATUUZE ku kyalo Kabumbi e Nansana mu Wakiso beekozeemu omulimu ne batwala mutuuze munnaabwe ku poliisi nga bamulumiriza okubawemula n’okwambala enkunamyo ne yeesittaza abaana baabwe.

ABATUUZE ku kyalo Kabumbi e Nansana mu Wakiso beekozeemu omulimu ne batwala mutuuze munnaabwe ku poliisi nga bamulumiriza okubawemula n’okwambala enkunamyo ne yeesittaza abaana baabwe.

Kyokka ne Sarah Najjuma eyawawaabiddwa olwatuuse ku poliisi n’abakuba akakule n’okubakudaalira.

‘‘Bannyabo mulwanye okunnemesa obulamu naye muswadde. Kye mulina okumanya nti obulungi kwefaako era mmwe abeesuliddeyo ogwa nnagamba mujja kudiba nnyo’’.

Yabajereze obuteefaako olwo basajja baabwe ne bamwegomba ekibanyiiza ne basalwo okumuggulako olutalo n’okumuwaayiriza.

Omuserikale wa poliisi, James Opolot yabalagidde bakole ekiwandiiko buli omu kye yataddeko omukono nga kiraga nga buli omu bw’atagenda kuddayo kulumba munne kyokka n’alabula Najjuma okukomya okuwemula abantu n’okwambala enkunamyo okwonoona abaana abato n’okuvumaganya ekitiibwa ky’abakyala.

Abamu ku bakyala abamulumiriza.

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Lubega akulembedde ne Amatos ku kkooti e Makindye.

Abaali bafera paasita basin...

ABASUUBUZI b'omu Kampala basindikiddwa mu kkomera lwa kugezaako kufera Paasita ssente ezikunukkiriza mu buwumbi...

Spice Diana asiibuludde aba...

Bya Mukasa Lawrence  ABAYIMBI okuli Spice Diana ne munne Fik Femaika bavuddeyo ne baduukirira abasiraamu ku...

Abakozi ba Rock bavudde mu ...

Bya Phoebe Nabagereka Abakozi mu kampuni ya Roko e Gerenge mu town council ye Katabi bekalakasiza nga balaga...

FDC evumiridde effujjo erik...

Bya Doreen Namaggala AMYUKA ssabawandiisi w'ekibiina ki FDC, Arnold Kaija asabye bannayuganda okukomya okutiisatiisa...

Abazigu balumbye ekigo ne b...

Abazigu ababadde n'ebijambiya, emitayimbwa saako ennyondo bazinze ekigo kya Kabulamuliro Catholic Parish, ne bamenya...