TOP

Chamilli akola emirimu emeka?

Added 20th February 2017

DR. Jose Chameleone yakakasizza abawagizi be nti obwa dokita teyabwepaatiikako bwe yawummudde okumala ekiseera olw’engeri aba bandi gye baabadde bakubamu ebivuga, n’amala ne yeefuuyira omulere obulungi n’aggyayo eddoboozi.

DR. Jose Chameleone yakakasizza abawagizi be nti obwa dokita teyabwepaatiikako bwe yawummudde okumala ekiseera olw’engeri aba bandi gye baabadde bakubamu ebivuga, n’amala ne yeefuuyira omulere obulungi n’aggyayo eddoboozi.
 
Chameleone yabadde mu bbaala ya Sipapa eya Sweet Nite Club
e Mbuya gye buvuddeko n’aba bandi emu obwedda abamukoonera ebyuma mu mbeera gye yabadde tamatira.
 
Yasoose kutuula nga bw’asaba bongeze ku mutindo gw’ebivuga kyokka nga teri kikyuka, kwe kusituka ne yeefuuyira omulere
eddakiika nga ziizo ng’omu amusitulidde omuzindaalo.
 
Bwe byateredde nga bwe yabadde ayagala kwe kuddayo okuyimba era yagenze okumaliriza ng’abawagizi be basiimye.

 

DR. Jose Chameleone yakakasizza abawagizi be nti obwa dokita teyabwepaatiikako bwe yawummudde okumala ekiseera olw’engeri aba bandi gye baabadde bakubamu ebivuga, n’amala ne yeefuuyira omulere obulungi n’aggyayo eddoboozi. Chameleone yabadde mu bbaala ya Sipapa eya Sweet Nite Club e Mbuya gye buvuddeko n’aba bandi emu obwedda abamukoonera ebyuma mu mbeera gye yabadde tamatira. Yasoose kutuula nga bw’asaba bongeze ku mutindo gw’ebivuga kyokka nga teri kikyuka, kwe kusituka ne yeefuuyira omulere eddakiika nga ziizo ng’omu amusitulidde omuzindaalo. Bwe byateredde nga bwe yabadde ayagala kwe kuddayo okuyimba era yagenze okumaliriza ng’abawagizi be basiimye.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kasasa ng'ali mu ddwaaliro e Masaka.

Kasasa ebbanja lw'eddwaalir...

Omuyimbi Disan Kasasa adduse ku kitanda ayimbire Mukasa awone ebbanja ly'eddwaaliro. Omuyimbi ono era omuzannyi...

Pulezidenti Museveni ng’atuuka e Sironko gye yasisinkanidde abakulembeze ba NRM okuva e Sironko ne Bulambuli ku ssomero lya Masaba SSS.

Museveni asuubizza okuyamba...

PULEZIDENTI Museveni asuubizza okussa mu bajeti y'eggwanga ssente ez'okudduukirira abasuubuzi ne bannannyini bizinensi...

Bobi wine ng'atambula n'abawagizi be e Nakasongola.

Abawagizi ba Bobi Wine aban...

Bobi Wine n'abawagizi batabuse ne poliisi oluvannyuma kw'okubawa ekifo ekyewala okukubiramu kampeyini olubigaanye...

Abakugu nga bakebera abavubuka.

Abavubuka babaleetedde akuu...

ABASAWO okuva mu ddwaaliro ly'e Kisugu n'abakungu mu kitongole kya Amerika ekya PEPFAR ne gavumenti batongozza...

Bazadde ba Amos Ssegawa 15, okuli Hajarah Nakitto ne taata we omuto Meddie Ssemugenyi nga bannyonnyola ow’akakiiko k’eddembe ly’obuntu Juliet Logose engeri gye baatemuddemu omwana waabwe.

Be battidde abantu baabwe m...

MAAMA w'omuyizi wa Lubiri SS- Buloba, Amos Ssegawa 15, eyakubiddwaa essasi ng'ayita mu kibuga wakati mu kwekalakaasa...