TOP

Bayinvesita obubina baabuleka ku nnyonyi!

Added 20th February 2017

BANO bayinvesita obubina bwabwe bwe baba tabaabwerabira ku nnyonyi, kirabika bwabeesamba.

BANO bayinvesita obubina bwabwe bwe baba tabaabwerabira
ku nnyonyi, kirabika bwabeesamba.
 
Bano abaabadde ku Sand beach e Nabugabo mu Masaka nga banyumirwa obulamu, basazeewo okwekubira ku ddubi.
 
Beeyambudde ne basigala mu buwale obuwugiraamu kyokka ng’oyinza okulwooza nti Katonda yeerabira okubawa obubina.
 
Abakulu bano bakira baziinyuula "emigongo" ng’ababalaba baseka naye nga bo tebeefirayo bagenda mu maaso na kunyumirwa bulamu.
 
Abazungu bano abaalabise okuba abalambuzi eno bwe baalabye
abadigize nga bawugira mu mazzi nabo kwe kweyambula ne babeegattako.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

DERRICK ORONE naye alaze by...

Yawangudde eky'omubaka wa Gogonyo mu disitulikiti y'e Pallisa. Aludde mu nsiike y'okuyimba era abaddeko maneja...

GEOFFREY LUTAAYA alaze byat...

GEOFFREY LUTAAYA Sisobola kuva mu kuyimba kuba kwe kunfudde Lutaaya ensi gw'emanyi naye olw'obuvunaanyizibwa kati...

Ebyakwasizza Dr Lulume mu k...

OMUBAKA wa Buikwe South eyaakalondebwa Dr. Lulume Bayiga n'abantu abalala mwenda baakwatiddwa poliisi y'e Nyenga...

'Siri mwangu buli ankubyeek...

EYAGAANYE okusasula ssente z'entambula bamutabukidde ne bamwambula ne bamutwala ku poliisi gye yeekoledde obusolo...

Ssaabasumba asabye Gavument...

SAABASUMBA w'Essaza ekkulu erya Kampala Dr.Cyprian Kizito Lwanga awadde Pulezidenti Museveni amagezi okusoosowaza...