TOP

Godi Godi yeeyubudde...

Added 3rd March 2017

Godi Godi yeeyubudde...

OMWAKA 2017, gumutambulira bulungi anti yasazeewo kweyubula kudda ku bbala ddala.

Yasooka kukola konsati ye gye yayita Ekijjulo kya komedi eyali ku Monalisa mu January era n’ekwatayo. Wano yagulirawo akamotoka akatono ekika kya Toyota king’eri ku kanaamba ηηamba UBA.

Eno yagigatta ku mmotoka ye ennene ekika kya nga Elgrand (ku kkono nga Godi Gidi agiyingira).

Twabadde tukyali ku ebyo laba ate bw’asalako ebiviiri bye eby’ekiraasi by’abadde ayagala okuzaama wamma n’asigaza obuviiri obuto (nga bw’alabika ku ddyo) nga kati mwakolera katemba we.

Ono si mulala wabula ye kazannyirizi wa komedi ate nga mukozi ku Bukedde Fa Ma Godi Godi. Ono y’akola pulogulaamu ya Ekijjulo okuva ku Mmande okutuuka ku Lwokutaano.

Wabula abamulaba n’okutuusa kati bakyebuuza ky’azzaako.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Omusango gwa Kibalama gulek...

OMUSANGO gwa Moses Kibalama ogw’obwannanyini bw’ekibiina kya NUP gwakusalwa nga October 16. Kyokka we banaagusalira...

Kibalama

Kibalama ayogedde lwaki yak...

EYALI Pulezidenti w’ekibiina kya National Unity and Reconciliation Party (NURP) Moses Nkonge Kibalama, agamba nti...

Owa North Korea yejjusizza ...

AMAGYE ga North Korea okutta munnansi wa South Korea gwe baasanze abuuse ensalo ng’ali mu mazzi gaabwe biranze....

Omukungu wa Twaweza ng'annyonnyola

Aba Twaweza bafulumizza ali...

LEERO Mande September 28, 2020 giweze emyaka 15 nga Uganda eyisizza etteeka erikkiriza abantu okufuna amawulire...

Amaka ga Seya Sebaggala

Seya alese omukululo mu byo...

EBYOBUFUZI ebyali bibuutikiddwa abayivu, Seya yabikyusa n’abiyingizaamu n’abantu ba wansi abaali beerabiddwa.