TOP

'Master' takyasabirwa

Added 6th March 2017

‘Master’ takyasabirwa

HAJJI Rashid Ssemwanga enzaalwa y’e Masaka gwe baakazaako erya ‘Master’ akamirwa bina era takyasabirwa. Omukulu ono ku nju z’abapangisa z’alina mu bitundu by’e Kampala eby’enjawulo n’amaka ag’omulembe e Lubowa agasseeko okuvuga enzirusi ez’omutawaana.

Agamba nti yakoowa embeera embi ate kati ekimu ku bimuwa essanyu kwe kuvuga mmotoka ez’ebbeeyi kubanga ne ssente azirina. Woosomera bino yeeyiyeemu mmotoka okuli Toyota land cruiser VX gy’agamba nti ya kukoleramu mirimu n’okugenderemu ku mikolo ate endala ekika kya Maserati gye yaleese okuliiramu esswaga.

Hajju Ssemwanga amaze ebbanga ng’akolera e South Afrika era kigambibwa gy’aggya ssente ezimuyambye okuzimba n’okugula ebyuma kati by’akyusa atyo.

Twamusanze ne mukwano gwe Ruth Namayirira gwe bakola naye e South Africa ng’amulaga ekimu ku byuma bye nga bwamuyitiramu n’ezimu ku pulaani z’alina. Baabadde Makindye.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Musinga

Poliisi eraze enguudo ezige...

PULOGULAMU ya poliisi gye yafulumizza okulungamya eby’entambula ku luguudo lwa Jinja Road ng’abeegwanyiza obwapulezidenti...

Abakungubazi nga bayingira mu kkanisa e Kawaala.

Bazirise nga batuusa omulam...

EBIWOOBE n’emiranga byabuutikidde ekkanisa ya Revival Church e Kawaala ng’omulambo gw’abadde agisumba, Pasita Augustine...

Kabaaya ne ofiisa wa poliis...

POLIISI ng’eri wamu n’ekitongole ekirwanyisa obuli bw’enguzi mu maka g’obwapulezidenti ekikulirwa Lt. Col. Edith...

Pulezidenti Magufuli

Bawakanyizza obuwanguzi bwa...

Mu kiseera kino ng’ensi eri ku bunkenke olwa Corona era nga n’amawanga mangi gakyali mu muggalo, Magufuli yagaana...

Israel etenderezza Museveni...

EGGWANGA lya Israel litenderezza Pulezidenti Museveni olw’okuba omusaale mu kubatabaganya ne Sudan bwe baludde...