TOP

Ani ateebye Mbabazi peneti?

Added 24th March 2017

ENDABIKA y’omuyimbi Lilian Mbabazi eyayimba Oli Vitamine ewadde abawagizi be ababadde bamaze ebbanga nga tebamulaba ku siteegi essanyu.

ENDABIKA y’omuyimbi Lilian Mbabazi eyayimba Oli Vitamine ewadde abawagizi be ababadde bamaze ebbanga nga tebamulaba ku siteegi essanyu.

Bwe yabadde ku Serena Hotel ng’alinnye ku siteegi okukuba emiziki, endabika ye yacamudde abawagizi be era bangi eby’emiziki obwedda gy’akuba babivuddeko ne bakola kya kumutunuulira n’okumwetegereza.

Mu ngeri y’okumukuba olwali, waliwo abaawuuliddwa nga bamwebaza okujjumbira omulanga gwa Nadduli ate abalala nga beebaza muyimbi munne Mozey Radio kubanga kimanyiddwa nti ye taata w’abaana be ababiri.

Wabula owoolugambo waffe yatugambye nti ababiri bano baayawukana dda nga ne Mbabazi abeera na musajja mulala mu bitundu by’e Buziga ate nga ye Mozey naye yafunayo munne amubeesabesa gy’abeera e Makindye mu Kizungu.

Wano we tubuuliza nti ddala, olubuto luno lwa Mozey?

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Mutumba eyakumye ku nnyumba ye omuliro ne mufiiramu bbebi we Nambooze

Akumye ku famire ye omuliro...

Ronald Mutumba okuva mu mbeera kiddiridde okukubira nga mukyala we Annet Mirembe amasimu nga tagakwata ate ng'olumu...

Abakulembeze mu Kawempe ben...

ABAKULEMBEZE ba LC mu Kawempe balaze obwennyamivu eri balandiroodi abasusse okugobaganya abapangisa nga babanja...

"Abatakisi bafunye obukodyo...

POLIISI erabudde nti egenda kukola ekikwekweeto ku batakisi abasiize endabirwamu z’ebidduka byaber langi nga bagenderera...

Gav't ekkirizza abagwiira 1...

UGANDA ekkirizza abagwiira 165 abaali basiibirwa muno ng’eggadde ensalo olw’obulwadde bwa COVID 19 okudda ewaabwe....

Fred Enanga

Ettemu n'okusobya ku baana ...

EBIKOLWA by’ettemu n’okusobya ku baana bikudde ejjembe mu biseera by’okwekuuma obulwadde bwa ssenyiga era poliisi...