TOP

Nnyabo Kansala tonyigiriza banno

Added 10th June 2017

ONO kansala w’e Wakiso omukyala ow’abakadde, Rosette Nakigudde taanyigirize banne ku mmeeza?

ONO kansala w’e Wakiso omukyala ow’abakadde, Rosette Nakigudde taanyigirize banne ku mmeeza?

Abantu abaalabye kansala w’abakadde nga yeekukuutiriza ku kansala omukyala akiikirira Divizoni y’e Nansana ku disitulikiti e Wakiso Flavia Nakafeero ng’ate muzito beebuuzizza oba yabadde talina walala w’atuula.

Nakafeero yabadde alya kyamisana ne zireeta kansala Nakigudde eyabadde n’akacupa k’ebyokunywa kyokka bwe yanoonyezza akatebe ne kamubula n’agamba Nakafeero nti muwala wange kantuuleko wano.

Nakigudde yatudde ku mukono gw’akatebe abantu abalala ne beebuuza nti akatebe tebaakamenye kyokka yalabye tateredde ne yeekwata ku mukono gw’akatebe omulala

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Aba NRM e Wakiso baagala Mu...

ABA NRM mu Wakiso basabye Pulezidenti Museveni alung’amye ababaka nga balonda Sipiika wa Palamenti. Baagambye nti...

Abazinyi nga basanyusa abantu.

Kibadde kijobi nga Fr. Kyak...

EMBUUTU zibuutikidde ekifo ekisanyukirwamu ekya John Bosco Ssologgumba e Lukaya mu Kalungu. Zino zipangisiddwa...

Bannyabo

▶️ BANNYABO:Lwaki abazadde ...

▶️ BANNYABO:Lwaki abazadde batugobya abaami baffe?

Akeezimbira

▶️ AKEEZIMBIRA; Enkokoto en...

▶️ AKEEZIMBIRA; Enkokoto entuufu gy'osaanidde okuyiwa ku kizimbe.

Bannyabo; Nakazinga ng'annyonnyola

▶️ BANNYABO; Abazadde bwe b...

▶️ BANNYABO; Abazadde bwe bakugaana omwami weeyisa otya?