TOP

Eyanyakudde akasawo agende alye enkoko ye!.

Added 14th June 2017

OMUVUBUKA eyanyakudde akasawo ku mudigize n’adduka emisinde awonedde watono okuttibwa.

Abantu baamusimbyeko ekikumi ne bamukwata ne bamukuba emiggo n’empi era baagenze okumutaasa ng’amatu gamuwuuma.

Ggaayi ono Fred Ssekitooleko akasawo yakabbidde mu bitundu by’e Rubaga ku kifo ekisanyukirwamu ekya Tervernwoods.

Yabadde alowooza nti amagulu gannaamweyimirira n’abasinza ekikumi kyokka byagaanyi ne bamukwata.

Yalabye bamumiza omusu kwe kusikayo empeke za ARVS eziweweeza ku bulwadde bwa siriimu nga bw’agamba nti anoonya ssente za kugula ddagala n’ebyenda bya nnakawe. Yagenze okuvaawo ng’atonnya musaayi.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Oba Daddy Andre ne Nina Roz...

Getwakafuna ge g’omuyimbi ow’erinnya Daddy Andre alabikidde mu bifaananyi ku mukutu gwa Twitter ng’ali n’omuyimbi...

Chanddiru ne mukwano gwe ng'amubudaabuda.

Omusomesa eyakubiddwa ttiya...

OMUSOMESA eyakubiddwa akakebe ka ttiyaggaasi mu liiso alongooseddwa n’akukkulumira poliisi olw’obuvune bwe yamutuusizzaako...

Musumba munsabireko embeera...

WALIWO enjogera egamba nti mu kutya Mukama amagezi mwe gasookera. Enjogera eno yatuukidde bulungi ku muyimbi Sofie...

Ab'e Mbale basabye Kiwanda ...

ebyetaaga okutumbula mulimu; ekkuumiro ly’ebisolo erya Elgon National Park, ebiyiriro by’e Sipi, olusozi Masaba...