TOP

Ameria Nambala ali ku mudaala?

Added 26th June 2017

OMULOGO afuuyira omuyimbi Ameria Nambala emmindi tannaba kussa mbugo.

Mukaziwattu abadde kagye afune ku ssanyu ly’obufumbo ate omusajja eyamusigula ku yali bba omukozi wa Radio omu e Kamwokya naye n’amusuulawo.

Omusajja agambibwa okukyawa Nambala mufumbo ng’era musuubuzi wa mmotoka mu Kampala nga kirowoozebwa nti omukyala w’awaka ye yamuleetedde okukyawa Ameria.

Wabula batugambye nti Ameria yawuliddwa nga yeewaana nti omusajja ne bw’amukyawa tebimusaze kasita yamuwadde ekyuma ekipya ekika kya Harrier nnamba UBA 436A.

Yagambye nti kati anoonya musajja mulala.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Oba Daddy Andre ne Nina Roz...

Getwakafuna ge g’omuyimbi ow’erinnya Daddy Andre alabikidde mu bifaananyi ku mukutu gwa Twitter ng’ali n’omuyimbi...

Chanddiru ne mukwano gwe ng'amubudaabuda.

Omusomesa eyakubiddwa ttiya...

OMUSOMESA eyakubiddwa akakebe ka ttiyaggaasi mu liiso alongooseddwa n’akukkulumira poliisi olw’obuvune bwe yamutuusizzaako...

Musumba munsabireko embeera...

WALIWO enjogera egamba nti mu kutya Mukama amagezi mwe gasookera. Enjogera eno yatuukidde bulungi ku muyimbi Sofie...

Ab'e Mbale basabye Kiwanda ...

ebyetaaga okutumbula mulimu; ekkuumiro ly’ebisolo erya Elgon National Park, ebiyiriro by’e Sipi, olusozi Masaba...