TOP

Famire y'omuyimbi Naava egezze

Added 10th July 2017

NELLY K Naava owa Nellyfab 1K muyimbi era munnabyamisono w’engoye mu Bungereza gy’abeera.

NELLY K Naava owa Nellyfab 1K muyimbi era munnabyamisono w’engoye mu Bungereza gy’abeera.
 
Wiiki ewedde yakomyewo mu ggwanga okulaba ku bantu be. Yazze ne famire ye yonna ng’ali ne taata w’abaana Omujamaica TJ Henry
naye omuyimbi wamu ne zadde lyabwe era Naava yawuliddwa nga yeewaana nti kaakuzizza abaana kati takyatuula mu mboozi
z’abawala.
 
Nelly ye yayimba ‘Sirikawo baby’ n’endala ng’ono ye mukulu wa Sarah Naava azannya emizannyo mu Tendo Sisters.
 
Owoolugambo waffe atugambye nti abantu abaalabye Naava obwedda beebuuza oba yaleese musajja we okumwanjulira abazadde n’abooluganda?
 
Alina ne ddiiru z’eby’emisono ze yazze okukutula.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Diego Maradona ng'afuuwa enjaga.

Engeri Maradona gye bamusin...

EYALI nnakinku w'okuzannya omupiira, Diego Armando Maradona yavudde mu bulamu bw'ensi eno ku Lwokusatu akawungeezi....

Maradona ng'azannyisa omupiira.

Diego Maradona yaani?

MARADONA Y'ANI Ye mwana owookutaano mu ffamire y'abaana 8. Yazaalibwa ku kyalo Lanus nga mayiro 25 okuva mu...

Ebijuujulu nga binywegera Maradona.

Lwaki Maradona mu Napoli gy...

BAALI BAMUYAAYAANIRA; Yeegatta ku Boca Juniors kyokka okusobola okubeezaawo kiraabu eno, aba Boca Juniors baalina...

Lutaaya Mukomazi

Minisita wa Kabaka eyafudde...

Edward William Lutaaya Mukomazi, eyaliko minisita wa Buganda avunaanyizibwa ku byobulimi, ebibira n'obutonde bw'ensi...

Dr. Bbosa owa Ebonies

Bannange nkyali sitede sinn...

Munnakatemba omututumufu Sam Bagenda amanyiddwa nga Dr. Bbosa owa Ebonies avuddeyo n'asambajja ebigambibwa nti...