TOP

Kabako anywa biki ebimukanula!

Added 17th July 2017

Abadigize baatiddemu ne batandika okwesega nga beebuuza by’anywa ebimukanula amaaso.

OBWEDDA azina abuuka mu bbanga ng’eno emisuwa bwe gimwereeze
n’okutunula ng’anyinyibadde ng’alinga gwe bakubye oluyi.
 

 

Abadigize baatiddemu ne batandika okwesega nga beebuuza by’anywa ebimukanula amaaso.
 
Olaba ne ffulaayi y’empale ye yeecanga ng’azina? Roden Y abangi
gwe baakazaako erya Kabako oba muyite mutabani wa Jeff Kiwa effujjo
lino yalikoledde mu bbaala ya Amnesia gye buvuddeko.
 
Wabula embeera za Kabako zaasanyudde ebimu ku biwala nga bigamba nti oyo ye musajja omutuufu.
 
Kyokka engeri obwedda gye yeecangamu abamu baaliyise sswaga ate abalala nti kirabika alina ebintu byanywa ne bimuwa amaanyi
ag’enjawulo.
 
Waliwo omuwala eyanyumiddwa amazina gano naye n’ageesimbamu nga bw’agamba nti gano ge nzina leero mazina ga Kabako.
 
Naye yabadde alina by’anywa.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Omumyuka wa Pulezidenti wa FDC Joyce Ssebuggwawo (ow’okubiri ku ddyo) ng’atongoza akakiiko k’ekibiina akagenda okuyigga obululu bwakyo mu Kampala ne Wakiso.

FDC etongozza akakiiko akan...

FDC etongozza akakiiko akagenda okunoonyeza abantu baayo akalulu mu Kampala ne Wakiso n’etegeeza nti Col. Kiiza...

Shakira Bagume ng'ayonsa bbebi we

Laba okusoomooza bamaama ab...

Okuyonsa abaana kyankizo nnyo eri abaana abawere era Maama yenna ateekeddwa okuyonsa kino kisobozese omwana okukula...

Aba LDU bazzeemu okukola eb...

ABASERIKALE b’eggye ekkuuma byalo erya LDU, bazzeemu okukola ebikwekweto okufuuza abateeberezebwa okubeera abamenyi...

Poliisi ng'eggyawo omulambo gwa Mukiibi

Omusuubi w'e Nakulabye yeek...

OMUSUUBUZI w’e Nakulabye omututumufu aguze amafuta ga petulooli ne yeekumirako omuliro mu kinaabiro emisana ttuku...

Abeegwanyiza entebe y'obwap...

EBBUGUMU lyeyongedde ku kitebe ky’akakiiko k’ebyokulonda abantu abeegwanyiza entebe y’obwapulezidenti bw’eggwanga...