TOP

Okulya ssente za Meeya osooka kulomba Dduwa

Added 26th July 2017

OMULOODI Erias Lukwago y’omu ku bakozi ba Gavumenti abafuna omusimbi omungi.

OMULOODI Erias Lukwago y’omu ku bakozi ba Gavumenti abafuna omusimbi omungi.

Wabula okulya ku ssente ye olina kusooka kulomba dduwa. Bino twabirabidde ku mukolo gw’okukuza olunaku lwa bamulekwa olwa ‘‘World Orphans Day’’.

Waliwo abaana be baayise okuyimba oluyimba olwaniriza Loodi meeya Erias Lukwago era yalabise nga kamucamudde.

Ng’abaana abato bwe babeera, olwamaze ne balinda Omuloodi abakwateko mu ngalo kyokka nga si byaliko.

Oluvannyuma yagudde e Kasawo n’asikayo ak’ebiri n’akasimba omuwala olwo omulenzi n’asigala ng’atangaala ng’alinda ezize nga tezivaayo mu kkooti.

Wano abantu we baatandikidde okwekuba obwama nga beebuuza nti Omuloodi omusimbi gwafuna abadde tasobola kuggyako 10,000/- n’akalenzi ne kafuna essanyu?

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Loole ya UPDF okwabadde abajaasi eyagudde. Mu katono ye Lt. Wandera.

Abajaasi 50 bagudde ku kabenje

ABAJAASI ba UPDF 50 baagudde ku kabenje ne bafuna ebisago eby’amaanyi. Akabenje kaagudde Nabiswa ku luguudo oluva...

Mmande ne mukyala we.

Ssentebe Mande akiggadde

SSENTEBE wa Kijabijo B mu munisipaali y’e Kira, Hannington Sseruwu Mande bamujjukizza bye yayitamu ng’atokota mukyala...

Abawagizi ba Tumwesigye nga basaba.

Abawagizi b'eyavuganya mu B...

ABAWAGIZI ba Fred Tumwesigye (afukamidde) eyavuganya ku ky’omubaka wa palamenti owa Buwekula South bamusazeeko....

Underwood (wakati) ne mikwano gye.

Underwood okyanyirira!

JULIET Underwood (wakati) amanyiddwa nga Sharon eyali azannyira mu Ebonies abantu olumulabyeko ne batandika okumubuuza...

‘Okusiiba kwanziza ku masakalamentu’ Rosemary Kilaarire.

Omubiri n'omutima bye bituw...

ROSEMARY Kiraalire mutuuze w’e Kirimannyaga - Zzana. Yayanjula bba Damiano Kiraalire mu 1991 ne batandika amaka...