TOP
  • Home
  • Kasababecca
  • Zino mmotoka ezitikka obubindoaba Fikasalaama tebaziraba?

Zino mmotoka ezitikka obubindoaba Fikasalaama tebaziraba?

Added 8th August 2017

NG’OLUGUUDO lw’e Mityana lugoberera olw’e Masaka mu kutugumbula abantu olw’obubenje, bw’olaba mmotoka ezimu eziyitako nga zitisse obubindo oyinza okwebuuza oba abattulafi ki baasenguka.

Omanyi basajja ba Kayihura batera okusuula ebiddo ne bakola oparesoni ku mmotoka ezitalina bisaanyizo n’abantu abavuga obubi kyokka ogenda okulaba nga waliwo loole z’amanda eziyitako nga zeetisse mu ngeri etiisa.

Oba bano bakozesa kakodyo ki okuva mu byalo ne bayingira ebibuga nga tewali abakutteko?

Nze naawe. Eno loole yasangiddwa ku luguudo lw’e Mityana wiiki ewedde.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kigonvu (ku ddyo) ng'annyonnyola omuserikale ebikwata ku ttaka lino.

Omusika atabuse ne nnyina l...

WAABADDEWO akasattiro ku kyalo Kabuuza e Matugga mu Ggombolola y’e Gombe mu disitulikiti y’e Wakiso, abaana b’omugenzi...

Abamu ku batembeeyi nga batadde emmaali yaabwe wabweru w’amaduuka agaliraanye ekibangirizi ky’omu Kikuubo mu Kampala.

Abasuubuzi boogedde bwe bak...

ABASUUBUZI b’omu Kampala abeegattira mu bibiina ebyenjawulo beekokkola embeera ey’ebyobufuzi eriwo naddala ebyokulonda...

Hudu Hussein eyalondeddwa okubeera omubaka wa pulezidenti mu Kampala.

Nsookera ku kugatta Bannaka...

HUDU Hussein eyalondeddwa ku bwa RCC wa Kampala agambye nti ky’atandikirako kwe kugatta Bannakampala bave mu njawukana...

Looya Fred Muwema ng’aliko by’annyonnyola Ham (wakati) bwe baabadde ku kkooti ejulirwamu eggulo.

Kkooti egobye okusaba kwa B...

KKOOTI ejulirwamu egobye okusaba kwa Bbanka enkulu (BOU) mw’ebadde eyagala okugattibwa ng’abatalina ludda mu musango...

Minisita Ssempijja e Lukaya ng’ayogera eri abawagizi be.

Minisita Ssempijja akyayomba

MINISITA Vincent Bamulangaki Ssempijja eby'okumukuba akalulu byongedde okumutabula. Okuva lwe yawangulwa, anenyezza...