TOP
  • Home
  • Kasalabecca
  • Bebe Cool asaze ekivvulu ab'e Mbarara ne bamwewerera: 'Tujja kuzira ennyimba zo'

Bebe Cool asaze ekivvulu ab'e Mbarara ne bamwewerera: 'Tujja kuzira ennyimba zo'

Added 29th August 2017

Omuyimbi Big Size Bebe Cool , omu ku baabadde balangiddwa okusanyusa abadigize abaabadde ku wooteri ya Rwizi Arch e Mbarara teyalabiseeko abadigize ne beesoza okutolotooma, n'okuwera okusibira ennyimba ze ekikookolo.

 Bebe Cool

Bebe Cool

Omuyimbi Big Size Bebe Cool , omu ku baabadde balangiddwa okusanyusa abadigize abaabadde ku wooteri ya Rwizi Arch e Mbarara teyalabiseeko abadigize ne beesoza okutolotooma, n'okuwera okusibira ennyimba ze ekikookolo.

Wabula Bebe yeetondedde abawagizi mu bubaka bwe yakwatidde ku vidiyo n'abuweereza pulomooto w'ekivvulu ku mukutu gwa Whats App era naye olwabufunye n'abulaga abadigize okwewala obuzibu.

Mu bubaka , Bebe yalaze obwetowaze n'agamba nti naye kimulumye obutayimba nti kyokka yaguddeko olugendo olwamangu ebweru w'eggwanga nga kimwetaagisa okubaayo kufa na kuwona!

Wabula abadigize bino baabiwakanyiza nga bagamba nti teyababazeemu magezi olw'okwagala okwetaba ku mbaga ya mutabani w'omugagga omu ebweru wa Uganda afune ssente ezisingawo ku ze baabadde bamuwa.

Baabadde mu kivvulu 'Purple Party' ekyabadde e Mbarara ku wiikendi.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Bbebi gwe baasudde mu ddwaaliro

Omusajja acankalanyizza edd...

OMUSAJJA acankalanyizza eddwaliro bw'atutte bbebi n'amusuulira abasawo nga abalumiriza obutakozesa bukugu ekyaviirako...

UNRA bataddewo amaato okuso...

ABATUUZE mu ggombolola y'e Galiraaya mu disitulikiti y'e Kayunga ababadde batakyasobola kutambula olw’oluguudo...

Mmeeya Balimwezo ng’ayogera n’abamu ku basuubuzi b’omu katale k’e Nakawa.

Kaabuyonjo y'akatale k'e Na...

EYALOGA omugagga Haruna Ssentongo tannassa mbugo! Anti bamututte mu kkooti nga bbanka ya Orient emubanja obuwumbi...

Maj. Kakooza Mutale asuze k...

MAJ Roland Kakooza Mutale n’ekibinja ky'abajaasi be Basuze ku malaalo ga Kasirye Ggwanga nga bamukungubagira nebamutendereza...

Abaasomerako e Kako nga bawaayo ebintu

Abaasomerako e Kako bawadde...

ABAYIZI abaasoomerako e Kako abeegattira mu kibiina kya Kako Old Students Association (KOSA) badduukiridde essomero...