TOP

Mikie Wine kale bba...

Added 19th September 2017

Olwalinnye ku siteegi ebyana ne bimusalako kyokka naye n’abiraga nti alina sitamina.

BWE kuba kunyumirwa bulamu, mwanamulenzi Mikie Wine yagenze okuva e Jinja gye baakubidde omuziki ng’alunyumya nga lutabaalo.

Olwalinnye ku siteegi ebyana ne bimusalako kyokka naye n’abiraga nti alina sitamina.

Waliwo ekyazze nga kinyeenya ebbina nga kigonda ekiwato ng’omutali ggumba ne kimwefunza.

Battunse mu mazina ng’eno bwe kimutuuzaako ttabo manya okumwekulukuunyako era gye byaggweeredde ng’alobye n’okuyimba n’akuvaako olwo enduulu n’evuga.

 

Owoolugambo waffe atugambye nti baatuuse ekiseera ne bazina nga bakka n’okwambuka ng’eno Mikie Wine ‘omukono bwe gumuwabako’ ne gukwata ku bbina n’omulala ku bbeere ng’eno bwasonseka ekyana obugambo ng’olwo MC bw’agamba nti Mikie Wine kale bba...

Oba baakomye wa? Nze naawe.

Baabadde mu bbaala ya Kukuta e Jinja wiiki ewedde.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Ali Kalungi eyali RDC we Otuke, Rev. Peter Bakaluba Mukasa ssentebe wa LCV omulonde ne RDC Fatumah Ndisaba Nabitaka mu lutuula lwa  kanso y'e Mukono.

Mukono bayisizza ekiteeso N...

Abakiise ku lukiiko lwa disitulikiti y'e Mukono bakanyiiza ne bayisa ekiteeso eky'e Ssaza ly'e Nakifuma okwekutula...

Abaana nga basena amazzi amacaafu.

Ab'e Rakai amazzi ge banywa...

Abatuuze mu byalo eby’enjawulo mu ggombolola y’e Ddwaaniro ne Kagamba mu Ssaza ly’e Buyamba mu disitulikiti y’e...

Omusajja ng'alaga ebintu ebyasangiddwayo.

Ab'e Nateete beemulugunya k...

Abatuuze b’e Nateete baddukidde ku poliisi ne bagisaba ekwatagane n’ekitongole kya KCCA okulaba nga bamenyawo ebiyumba...

Abasiraamu nga banyumyamu.

Bayimamu twemweyingiza mu b...

DISITULIKITI Khadi w’e Lwengo, Sheikh Ismail Ibrahim Kibuule asisinkanye Abasiraamu okuva mu mizigiti egy’enjawulo...

Pasita Caleb Tukaikiriza ng'ayogera mu lukiiko. Ku ddyo ye Bbaale.

Abawala 300 mu Kalungu bazz...

OMUBAKA wa Gavumenti, Pastor Caleb Tukaikiriza agugumbudde abazadde abatatuukirizza buvunaanyizibwa bw’okukuuma...