TOP

Eddy Yawe ekintu tukiggale...

Added 18th October 2017

‘‘GIRA Tukiggale, kino tukiggale... obadde wala nnyo, ng’omutima guluma, nga buli kiseera nkuloota, laba omusajja gwe nneesunga ....’’ n’obugambo obulala obw’omukwano nga n’obumu bufumita ng’eriggwa bwe buli mu luyimba lwa Eddy Yawe ne mwanamuwala Carol Nantongo ‘Leka tukiggale’.

Bwe balusuulamu teruleka muntu mu katebe nga ne bw’aba mulwadde wa mutwe waakiri azinisa ebigere.

Omuntu waffe yagudde ku bayimbi bano nga beegeyaamu kyokka ng’engeri Carol gyakubyemu Eddy oluuso alinga amugamba nti bagende bakiggale.

Baabadde mu bitundu by’e Munyonyo nga bakwata vidiyo y’oluyimba luno. Okumanya lunyuma Eddy Yawe yalukubidde mu Denmark abantu ne bacakala obutagambika.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Walukagga ne muwala we e Maya.

Omuyimbi Walukagga awonye o...

Omuyimbi Mathias Walukagga alula. Ku Mmande, Walukagga yasiibye ku kitebe kya poliisi e Bukoto ekya Crime Intelligence...

Fr. Mugisha

Faaza w'e Masaka ayongedde ...

FAAZA Richard Mugisha eyagugumbula abanene mu Gavumenti nga bw'awaana Bobi Wine azzeemu okuta akaka n'alabula...

Omubaka Allan Ssewanyana ng'awayaamu ne bannamateeka be.

Omubaka Ssewanyana ayimbuddwa

OMULAMUZI wa kkooti y'e Makindye Jude Okumu ayimbudde omubaka wa Makindye West, Allan Ssewanyana n'abawagizi be...

Omugenzi Takia Namijumbi.

Eyali RDC w'e Mityana afudde

HAJATI Takia Namijumbi eyaliko omubaka wa Pulezidenti (RDC) e Mityana n'e Mpigi afudde enkya ya leero. Waafiiridde...

Omugenzi Omulangira Jjuuko

Eyali ssentebe w'omu Kiseny...

OKUZIIKA kw'Omulangira Jjuuko Mutebi abadde ssentebe wa NRM mu Muzaana zzooni mu Kisenyi mu Kampala era eyaliko...