TOP

Olweza lwe baanaaza Zari lwanoga

Added 20th October 2017

Olweza lwe baanaaza Zari lwanoga

ZARI Hussein emabegako wabaddewo ebigambibwa nti yayawukana ne bba omuyimbi okuva e Tanzania, Diamond Platinumz oluvannyuma lw’okuvaayo mu lwatu n’abyasanguza nga bwe yazaala omwana ebbali. Wayiseewo mbale kkampuni y’emmotoka emu n’emulonda nga ffeesi yaayo era nga waakusasulwa obuwanana bw’ensimbi.

Kati agali ku mimwa gy’abantu kwosa n’abo abamuvuganya ge g’okuba nti y’omu ku balondeddwa okwogera n’okuwa amagezi ku musomo ogumanyiddwa nga 'The Founders Entrepreneurs Forum' nga guno gwa kubeera Kenya.

Omusomo gwa byankulaakulana era gwakwetabako abanene okuva mu kkampuni ez’amaanyi mu Afrika okuli eya BIDCO kw’ossa n’abamu ku famire ya Uhuru Kenyatta.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Ssaabasumba Lwanga (owookubiri ku ddyo) n'abakulu abalala mu Klezia nga baziika Fr. Lumanyika e Lubaga.

Bannayuganda mukolerere emi...

SSAABASUMBA w'Essaza ekkulu erya Kampala, Dr. Cyprian Kizito Lwanga asabye Bannayuganda okukolerera emirembe n’awa...

Balooya ba Ssewanyana nga balina bye bamwebuuzaako.

Omubaka Ssewanyana ne banne...

Omubaka wa Makindye West, Allan Ssewanyana eyasindikibwa mu kkomera e Kitalya wiiki ewedde n'abawagizi be  kyaddaaki...

Nabbi Omukazi ayagala ABS ...

MARGIE Kayima (Nabbi Omukazi) ayagala aba ABS TV bamusasule obukadde 700 lwa kukozesa eddoboozi lye mu kalango...

Mugagga ng'alaga ezimu ku nte eziri ku ffaamu ye.

ETTAKA ERIRIMU AMAZZI G'ENS...

MAUREEN Mugagga agamba nti yafuna ettaka okuli ensulo z'amazzi agakulukuta agafuuse ensulo y'obugagga kubanga gamusobozesa...

Minisita w'ebyenguudo Gen. Katumba Wamala ng'atongoza ebyuma ebikola enguudo e Masaka.

'Alina pulaani ku nguudo gw...

OKWETEGEKERA akalulu ka 2021, Vision Group etwala ne Bukedde ekoze okunoonyereza n'ezuula ebizibu ebiruma abantu...