TOP

Mpulira nange enthonyi zinkutte

Added 4th November 2017

BAANA bawala baalaze emibiri ne bassa abasajja amabbabbanyi.

Bano olw’okuba bamanyi nti Sheebah engoye zitera okumwokya era abula kulinnya ku siteegi ng’azikutte mu ngalo, nabo baasazeewo okwesala obuwero n’abamu okwambala obutimba era nga sereebu waabwe bwatera okwambala.

Wabula waliwo mwana muwala eyabadde ayambadde akagoye kayite ‘jamp suit’ nga kamukutte okukamala nga n’ebitundu ebirala biri wabweru.

Ono yakiguddeko bwe yayimuse we yabadde atudde n’agenda ku siteegi okuwa Sheebah ssente.

Baamukubye olube n’abalala nga bwe basaakaanya nti omubiri agusibye mayisa n’ensonyi ne zimukwata.

Yagenze okuva ku siteegi ng’akutte mu maaso olwo abamu ne beebuuza ekyamwambazza atyo ng’ate alina ensonyi. Bano baabadde mu kivvulu kya Sheebah ekyabadde ku Satellite Beach e Mukono.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Namasole wa Ssekabaka Mwang...

OLWALEERO Mariam Nampewo omusika wa Majeeri Lunkuse Namasole wa Mwanga II lwe bamuyingizza mu Lubiri lwe e Mpererwe...

Poliisi erung'amizza ku bib...

OMWOGEZI wa poliisi mu ggwanga Fred Enanga ategeezezza nti poliisi ssi yaakukoma kuvunaana bantu abazzizza obusango...

Bazzukulu b’omugenzi Bangirana ne bakadde baabwe nga bassa ekimuli ku ssaanduuke y’omugenzi. Mu katono ye mugenzi Bangirana.

Eyawangudde mu kamyufu e Bu...

CANON Alfred Bangirana 71, eyawangudde okukwata bendera ya NRM ku bwassentebe bwa disitulikiti y’e Bushenyi yasangiddwa...

Nantale ne Batulumaayo

Ow'emyaka 77 alumirizza muk...

MUSAJJAMUKULU ow’emyaaka 77, omutuuze ku kyalo Kyambizzi ekisangibwa e Mwererwe-Gombe mu disitulikiti y’e Wakiso...

Kiwanda ( ku kkono), Katikkiro Mayiga ne Ruth Nankabirwa nga bali e Mmengo.

Ekyatutte Kiwanda ne Nankab...

EYAAKALONDEBWA ku bumyuka bwassentebe wa NRM atwala Buganda, Godfrey Kiwanda asitudde ttiimu y’aba NRM omuli ne...