TOP

Wabula akawala kano kasoomooza...!

Added 11th November 2017

OMUYIMBI Annie Birungi atadde omusajja ku bunkenke bw’amuyenyerezza ebbina n’amuleka nga takyabitegeera.

Birungi olwasuddemu oluyimba lwe olw’omukwano olumanyiddwa nga “Mwami tonzannya teppo” kwe yabadde azinira nga bw’annyenya ebbina ekyatanudde musajja mukulu ow’essuuti okusituka we yabadde atudde n’alumba eddiiro.

Yazinye nga bw’amwetegereza ebbina nga bwe yeecanga wakati mu balabi okumukubira emizira nga bwe bawaga nti “muzeeyi omalako”.

Ate Birungi bwe yasuddeemu oluyimba lwa ‘Akagoba ka Laavu kaweddemu’ muzeeyi n’atabuka.

Akabaga kano, omusuubuzi w’omu Kikuubo Livingstone Walugembe Ssemuwemba ye yakakoledde muwala we Dr. Monica Nakawunde ng’amukulisa okutikkirwa diguli mu busawo.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Donald Trump

Trump alemeddeko ku by'akal...

EBY’AKALULU ka ssaayansi byongedde Donald Trump n’ategeeza nga bw’ali omusajja omukulu atayinza kukkiriza kuleka...

Paapa eyawummula Joseph Aloisius Ratzinger

Paapa Joseph Aloisius Ratzi...

PAAPA Benedict XVI eyawummula ng’amannya ge ag’obuzaale ye Joseph Aloisius Ratzinger muyi. Ratzinger 93 obulwadde...

Abaabadde balambula ppaaka ekolebwa.

Abakola ppaaka enkadde bale...

Bakansala ba KCCA abatuula ku kakiiko akateekerateekera ekibuga n’okuzimba nga bali wamu n’abakugu baalambudde...

Omugagga Hamis Kiggundu ng'annyonnyola

Omugagga Ham azzeemu okuttu...

OMUGAGGA Hamis Kiggundu amanyiddwa nga Ham agonzezza banka n'ekkiriza okuggyawo omutemwa gw'okusooka okusasula...

Mzee Kiwalabye. Abaddako be batabani be; Nkolo, Sssevume ne Ssebuliba abagambibwa okutta kitaabwe

Poliisi ekutte abagambibwa ...

POLISI y’e Kaikiri ekutte abooluganda basatu abagambibwa okwekobaana ne batta kitaabwe Wilson Kiwalabye olw’obutabagabira...