TOP

Doreen Mutiibwa obwa pootebo bumwegaanyi

Added 1st December 2017

OLUKIIKO lw’okwanjula kwa Doreen Mutiibwa ne Kinene Micheal ku Muganzirwazza lwazzeemu enseko nga Kinene ne Mutiibwa babalagidde beerere kyokka ne baleeta obutebe bubiri kwe kubabuuza nti, ‘Ggwe Mutiibwa bulijjo agamba nti oli pootebo, kiki ekibatuuza ku butebe obubiri.”

Kyabalemye okuddamu ate bwe baalagidde Kinene amukwate mu kiwato katono kimuleme okumalayo awo enseko ne zitta abantu abaabadde mu lukiiko luno. Ko abantu nti leero Mutiibwa obwa pootebo bumwegaanye.

Enkiiko zino zitegeka okwanjula okw’okubeerayo nga December 14, 2017 e Ziroobwe.

Okwanjula kwakubeerako basereebu bangi okusinziira ku babeera mu nkiiko zino.

Mu lukiiko luno, 2,500,000/- ze zaasondeddwa mu buliwo ate omukolo ogwasooka gwavaamu 2,800,000/- ez’obuliwo ne 42,000,000/- ezaali ez’okwetema.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Avuganya Ssekandi ku ky'omu...

RICHARD SEBAMALA avuganya omumyuka wa Pulezidenti, Edward Kiwanuka Sekandi ku babaka bwa Palamenti obwa Bukoto...

Lubega

Ebikonde sibyevuma - Lubega

OMUGGUNZI w'ehhuumi, Joey Vegas Lubega annyuse ebikonde oluvannyuma lw'emyaka 23 bukya alinnya kigere kye ekisooka...

Donald Trump

Trump alemeddeko ku by'akal...

EBY’AKALULU ka ssaayansi byongedde Donald Trump n’ategeeza nga bw’ali omusajja omukulu atayinza kukkiriza kuleka...

Paapa eyawummula Joseph Aloisius Ratzinger

Paapa Joseph Aloisius Ratzi...

PAAPA Benedict XVI eyawummula ng’amannya ge ag’obuzaale ye Joseph Aloisius Ratzinger muyi. Ratzinger 93 obulwadde...

Abaabadde balambula ppaaka ekolebwa.

Abakola ppaaka enkadde bale...

Bakansala ba KCCA abatuula ku kakiiko akateekerateekera ekibuga n’okuzimba nga bali wamu n’abakugu baalambudde...