TOP

Daxx Kartel abala kaki ne Meeme

Added 22nd January 2018

SULAIMAN Ssebunya amanyiddwa nga Daxx Kartel omuziki akuba gwa nsi nga ‘‘Bakuzaala mu bbaala’’.

Kyokka ennaku zino bali kabaani ku ndongo ne Juliet Meeme akuba omuziki ogulyowa emyoyo.

Ababalaba baawuliddwa nga bagamba nti omwaka guno gwandibeera ogw’enkyukakyuka mu bulamu bwabwe ng’endiga ya Mukama eyingizza omuddu wa Allah mu kkanisa bwatyo n’amuwonya okuzaalibwa mu bbaala.

Balabiddwaako emirundi egiwera nga bali bonna.

Oba muziki gwe gubagatta? Wano baabadde mu bitundu by’e Nsambya wiiki ewedde.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Omutume John Bungo ne Bp. Joel Kakembo nga boogerezeganya mu lukung'aana lw'okusaba

Musabire eggwanga nga twete...

Abasumba okuva mu bitundu by'eggwanga ebyenjawulo babanguddwa ku ngeri gye basobola okulung'amyamu ekisibo kya...

Kabangali etomeddwa bbaasi yonna esaanyeewo mu kabanje akasse abantu abana e Mbarara.

Akabenje katuze 4 e Mbarara...

Abantu bana be bakakasiddwa okufiira mu kabenje akawungeezi kw'olwaleero ku kabuga k'e Rugando mu luguudo lwa Mbarara-Ntungamo...

Nakitto maama wa Amos Ssegawa (mu katono) eyattibwa.

Gavumenti etuliyirire obuwu...

BAZADDE b'abaana abattibwa bagamba nti ekya Museveni okubaliyirira si kibi bakirindiridde naye alina okukimaanya...

Ssendagire omu ku baakubwa amasasi n'afa.

Famire z'abattiddwa mu kwek...

PULEZIDENTI Museveni yayogedde eri eggwanga ku kwekalakaasa okwaliwo nga November 18 ne 19 nga kwaddirira okukwata...

Pulezidenti Museveni ng'alamusa ku bantu be.

Pulezidenti akunze aba NRM ...

Pulezidenti Museveni ayingide mu bitundu by'e Busoga olwaleero mu kukuba kampeyini ze ezobwapulezidenti . Mu...