
Abantu bano baabadde mu kifo ekimu ekisanyukirwamu e Masaka.
Omuvubuka ono eyalabise nga yeesiye amagengere olwalengedde ekyana ekinyirira ng’ekinya n’ajja ng’atagala n’akikuba akaama.
Omuwala yatandise okumujerega n’okumubuuza oba ddala amusobola. Ekyaddiridde muwala kusaba ggaayi asooke amukoleko ‘ssaaki’ alabe oba yeesobola alyoke amubalire mu basajja bakutule ddiiru.
Yavuddewo yeesoza ng’agamba nti kyawulidde tekimuwa ssanyu era tasobola kumwesembereza kumulabya nnaku.