TOP

Kitiibwa eyali hausigaalo avulumula

Added 24th January 2018

OMUYIMBI w’ennyimba z’eddiini, Sarah Kitiibwa omwaka 2018 agutandikidde mu ggiya.

Yeeyiyeemu mmotoka ekika kya Vitz, nnamba UAW 411J n’awona okukuuta enfudu n’okubuukira bodaboda.

Owoolugambo waffe yamusanze Makindye wiiki ewedde ng’aliko banne baalaga mmotoka nga bw’abuuza nti nze ani Kitiibwa eyayingira Kampala nga hausigaalo kati avulumula eggaali.

Wabula yagaanyi ebyogerwa nti waliwo omusajja eyagimuwadde n’agamba nti yagiggye mu ntuuyo ze.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Fr.Tamale

Fr. Tamale waakuziikibwa Bu...

Fr.  Joseph Tamale 39 afudde oluvannyuma lw'okutawaanyizibwa ekirwadde kya Puleesa n'ensigo. W'afiiridde, abadde...

Omutaka Gabunga, Mubiru  (wakati) ne Benon  Kibuuka (ku ddyo) ng'abasabira omwoyo gwa Ssaabasumba e Lubaga.

Bannaddiini musse ekitiibwa...

OMUTAKA Gabunga,Mubiru Zziikwa owookubiri, asoomoozezza Bannaddiini ku kussa ekitiibwa mu buwangwa n'Ennono. ...

Betty Maina (ku kkono) , minisita Oryem ne Amelia Kyambadde oluvannyuma lw'okussa omukono ku ndagaano.

Gavt. ya Uganda ne Kenya zi...

GAVUMENTI ya Uganda ne Kenya zitadde omukono ku ndagaano egendereddwaamu okumalawo emiziziko egibaddewo wakati...

Lukyamuzi ne Kasibante.

Lukyamuzi ne Kasibante bavu...

ABALWANIRIZI b'eddembe ly'obuntu bawakanyizza emisolo emipya gavumenti gy'ereeta mu mbalirira y'ebyensimbi ey'omwaka...

Abasiraamu nga basimba ekipande ku poloti eyassibwa ku ttaka ly'Omuzikiti  e Kiyunga mu Mukono era ekifo baakyeddiza.

Abasiraamu beddizza ettaka ...

ABASIRAAMU b'omu disitulikiti y'e Mukono abali wansi wa Mukono Muslim District Council batandise okweddiza ettaka...