TOP

Afande kwatira awo siri bulungi!

Added 11th April 2018

OMUYI MBI Maddox Ssematimba Ssemanda olwavudde ku siteegi, waliwo Afande eyamusazeeko.

Maddoxx yamusanyukidde ne batambula nga bwe banyumya ng’oyinza okulowooza nti bamanyiganye.

Owoolugambo waffe atugambye nti mu kutambula, Maddoxx yakutte mu nsawo n’asikayo ekintu n’akwata mu ngalo za Afande ng’alinga amugamba nti kwatira awo nange siri bulungi. Oba yamuwadde ki? Nze naawe.

Yabadde ne Rasta munne Rude Boy Devoh owa Afrigo Band nga bava okukuba omuziki.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Ab'e Korea batandise kampey...

AB’E Korea bali mu kugaba musaayi okumala ennaku ttaano okutaasa bannaabwe abakwatibwa ekirwadde kya Corona.

Omubaka Amelia Kyambadde nga yeegasse ku batuuze okukola bulungibwansi

Abakulembeze mwongere amaan...

EKIBIINA ky'obwannakyewa kikulembeddemu abatuuze b'e Mpambire ne bakola bulungibwansi omubaka Amelia Kyambadde...

Omugenzi Maj. Gen. Eric Mukasa

Kabaka atenderezza munnamag...

KABAKA Ronald Muwenda Mutebi II akungubagidde omugenzi Maj.Gen. Eric Mukasa gwayogeddeko ng’omu ku bavubuka abazira...

Ebiragiro by'akakiiko k'ama...

EBIRAGIRO by'akakiiko k'amasaza bitemyemu abaddukanya ttiimu ezenjawulo ng'abamu babiwagira ,ate ng'abalala bawera...

Aba akeedi bawanjagidde Gav...

ABAKULEMBEZE ba KACITA balabudde nti bavudde ku nkola y'akakiiko akassibwaawo okulambula akeedi mu Kampala okukakasa...