TOP

Rabadaba abakazi abakyafu tebamukolera: Abeekokkodde!

Added 12th April 2018

Omuyimbi Faisal Seguya amanyiddwa nga Rabadaba avuddeyo ne yeekokkola abakyala abakyafu n'agamba tebamukolera era talootangako n'olunaku olumu nti asobola okugwa mu mukwano n'omukazi omunyaga.

 Rababada yakyawa kye bayita omukazi omunyaga!

Rababada yakyawa kye bayita omukazi omunyaga!

Bya Glorias Musiime

Bino abyogeredde mu yintaviyu n'owoolugambo waffe.

Agamba nti omukazi atanaaba mu nviiri ne zituuka n'okuwunya ne bw'aba mulungi atya tamusobola.

“Nze omukazi aba alina okulabika obulungi si bano abasiba enviiri ne batazinabamu, ne ziwunya. Nedda! Abo sibasobola.

Nze bwemba nga nfaayo okwerabirira obulungi lwaki omukazi ye tasobola kwefaako?,” bw'atyo Rabadaba bw'agambye.

Ayongeddeko nti n'abakazi ba nkeera kwemyusa ne beeyerusa bamuggyako waya kubanga omusajja.

Agamba nti bw'aba waakukwana, ne bwoba nga teweeyerusizza asobola okukwagala.

N'olwekyo obuyonjo mu bakyala kintu kikulu nnyo.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Joseph Nuwashaba ng'atwalibwa mu kkooti

Eyakwatibwa ku by'omwana ey...

Omusajja agambibwa okutemako omwana Faith Kyamagero ow'emyaka 4 omutwe aleeteddwa mu kkooti.

Omwana eyasalibwako omutwe ...

Omwana eyasalibwako omutwe e Masaka ne bagutwala ku Palamenti aziikiddwa

Ssebbumba eyakubiddwa lwa bubbi

Abadde mu jjaamu e Kawempe ...

Abadde mu jjaamu e Kawempe bamukubye mizibu

Namasole wa Ssekabaka Mwang...

OLWALEERO Mariam Nampewo omusika wa Majeeri Lunkuse Namasole wa Mwanga II lwe bamuyingizza mu Lubiri lwe e Mpererwe...

Poliisi erung'amizza ku bib...

OMWOGEZI wa poliisi mu ggwanga Fred Enanga ategeezezza nti poliisi ssi yaakukoma kuvunaana bantu abazzizza obusango...