TOP

Lutalo aleese 'Nkwagalira ddala'

Added 13th April 2018

MWANAMUWALA ayogezza omuyimbi David Lutalo ebigambo kumpi kwagala kubimala mu kamwa lwa mukwano.

Ono bakira alayira nga bwali omwetegefu okufa n’omuntu yenna anaamukwatako ne bwe kiriba kyetaagisa kugwa mu muliro ye mwetegefu okugugwamu kubanga ono w’atali ye tayinza kubeerawo olw’omukwano gwamulaga.

Bino ebigambo byonna biri mu luyimba lwa David Lutalo olupya lwe yatuumye Nkwagalira ddala ng’akakasa omuwala nti yekka gwatunuulidde era nga vidiyo yaalwo yafulumye dda ng’era yatandise dda okuzanya ku mikutu gya ttivvi ne leediyo ez’enjawulo.

Vidiyo y’oluyimba luno yakwatiddwa kkampuni ya NG ekulirwa George ne Nolton ate amalobozi ne gakwatibwa Mozart .

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Ebimuli bya Hibiscus.

Abasuubula Hibiscus bayingi...

ENNAKU zino abantu bafaayo nnyo ku bulamu bwabwe nga kino kiyinza okuba nga kivudde ku ngeri ensi gy'ekulaakulanye...

▶️ Omugagga Lwasa: Mukazi w...

OMUGAGGA Emmanuel Lwasa ow'e Masaka w'osomera bino nga mugole. Ku Lwomukaaga yabitaddemu engatto ng'awerekerwako...

Abatuuze nga batunuulira awaabadde ettemu.

Abafumbo basangiddwa batemu...

POLIISI y'e Nakaseke enoonyereza engeri abaagalana ku kyalo Magoma mu ggombolola y'e Kikamulo mu disitulikiti y'e...

Omugenzi Bob Kasango

Kiki ekyasse munnamateeka w...

ENFA ya munnamateeka w'omu Kampala, Bob Kasango, erese ebibuuzo mu ba ffamire n'ababadde bamuvunaana okulya ensimbi...

Minisita Kiyimba, Noah Kiyimba ng’akwasa omuyizi Andrew Maseruka eyasinze banne ku ttendekero lya Universal Institute Of Graphics & Technology Ku Sharing Hall e Nsambya.

Minisita Kiyimba akubirizza...

ABAYIZI 110 batikkiddwa mu masomo ga Dipuloma ne satifikeeti mu ttendekero lya Universal Institute of Graphics...