TOP

Wooloolo bbebi wange nkwataako...

Added 2nd May 2018

DJ olwasuddemu oluyimba lwa David Lutalo, ‘Wooloolo’ ebyana ne bisaanuuka.

Baasituse mu butebe ne batandika okunyeenya obubina n’okutiguka ng’abamu bwe bazina nga basoomooza abasajja.

Abasajja bwe baawulidde ebigambo ‘‘Wooloolo...bbebi wange nkwataako...’ ne bamanya nti ddiiru ewedde.

Baatandise okunyonyoogera ebyana ebyabadde bibasala mu maaso, okubikwata ku bubina nga bwe babisika nga babisembeza gye bali nga n’abawala manya abakazi bwe basembera nga bawanika emikono nga balinga abagamba nti, ‘‘wamma ebyange byonna nkuwadde twala’’.

Baabadde mu ndongo eyategekeddwa mu kifo ekisanyukirwamu e Masaka ekya Tevern Kick e Kyabakuza mu Masaka ku wiikendi.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Poliisi erung'amizza ku bib...

OMWOGEZI wa poliisi mu ggwanga Fred Enanga ategeezezza nti poliisi ssi yaakukoma kuvunaana bantu abazzizza obusango...

Bazzukulu b’omugenzi Bangirana ne bakadde baabwe nga bassa ekimuli ku ssaanduuke y’omugenzi. Mu katono ye mugenzi Bangirana.

Eyawangudde mu kamyufu e Bu...

CANON Alfred Bangirana 71, eyawangudde okukwata bendera ya NRM ku bwassentebe bwa disitulikiti y’e Bushenyi yasangiddwa...

Nantale ne Batulumaayo

Ow'emyaka 77 alumirizza muk...

MUSAJJAMUKULU ow’emyaaka 77, omutuuze ku kyalo Kyambizzi ekisangibwa e Mwererwe-Gombe mu disitulikiti y’e Wakiso...

Kiwanda ( ku kkono), Katikkiro Mayiga ne Ruth Nankabirwa nga bali e Mmengo.

Ekyatutte Kiwanda ne Nankab...

EYAAKALONDEBWA ku bumyuka bwassentebe wa NRM atwala Buganda, Godfrey Kiwanda asitudde ttiimu y’aba NRM omuli ne...

Kibalama ne Kyagulanyi nga bagasimbaganye mu kkooti

Bobi ne Kibalama bagasimbag...

Eyali akulira ekibiina kya National Unity Reconciliation and Development Party [NURP] ekyakyusibwa ne kifuulibwa...