TOP

Ne bw'oneerwaza tujja kukusiba

Added 7th May 2018

HASSAN Mugenyi bwe yawulidde nti bamutwala mu kkooti n’atuula wansi n’asiriikirira.

Bwe yalabye Afande Ongom akulira poliisi y’oku Kaleerwe n’amuyita n’amugamba, Afande, oba temunnyimbula mugenda kulaba ekiddako kubanga empewo z’ewaffe tezikkiriziganya na muntu amutulugunya.

Kino tekyagaanyi baserikale kumukwata wabula baabadde bamutwala mu kkooti ne yeefuula alumbiddwa ekirwadde.

Baamuyodde ne bamukasuka ku kabangali n’atwalibwa ku kkooti kyokka nayo n’abafuukira ekyambika ne bamuzzaayo mu kaduukulu.

Mugenyi yaliko ‘Crime Preventer’ mu Kawempe ne bamugobayo olw’okwenyigira mu bumenyi bw’amateeka.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Omulimu gw'okuddaabiriza Nk...

Abaasomerako ku ssomero lya Nkumba P/S bayingidde omutendera ogw'okusatu mu kuddaabiriza ebizimbe ku ssomero lino...

UGANDA EKWATA KISOOKA MU AF...

OMUWANDIISI w'enkalakkkalira mu minisitule y'ebyobulamu Dr Diana Atwine abugaanye essanyu oluvanyuma lw'okufuna...

Joseph Nuwashaba ng'atwalibwa mu kkooti

Eyakwatibwa ku by'omwana ey...

Omusajja agambibwa okutemako omwana Faith Kyamagero ow'emyaka 4 omutwe aleeteddwa mu kkooti.

Omwana eyasalibwako omutwe ...

Omwana eyasalibwako omutwe e Masaka ne bagutwala ku Palamenti aziikiddwa

Ssebbumba eyakubiddwa lwa bubbi

Abadde mu jjaamu e Kawempe ...

Abadde mu jjaamu e Kawempe bamukubye mizibu