TOP

Omubaka omukazi ow'e Nakaseke akubyewo abalongo

Added 10th May 2018

OMUBAKA omukazi owa disitulikiti y’e Nakaseke, Sarah Najjuma atenda 2018 olw’okumufuula Nnaalongo.

We twogerera ng’awuuta byenda n’obuugi oluvannyuma lw’okukubawo abalongo.

Najjuma eyabadde omusanyufu ebyensusso yategeezezza Bukedde nti ekitiibwa kya Mukama kuba yali takisuubira nti ekiseera kirituuka n’asitula ku balongo.

Abaana bano nga bombi bawala yabazadde ku nkomerero ya wiiki ewedde.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Ebiragiro by'akakiiko k'ama...

EBIRAGIRO by'akakiiko k'amasaza bitemyemu abaddukanya ttiimu ezenjawulo ng'abamu babiwagira ,ate ng'abalala bawera...

Aba akeedi bawanjagidde Gav...

ABAKULEMBEZE ba KACITA balabudde nti bavudde ku nkola y'akakiiko akassibwaawo okulambula akeedi mu Kampala okukakasa...

Dr. Emmanuel Diini Kisembo eyaloopa omusango gw'ebyokulonda

Omusango ogwawaabirwa akaki...

KKOOTI enkulu etuula ku Kizimbe kya Twed Towers mu Kampala etandise okuwulira omusango ogwawaabirwa akakiiko k'ebyokulonda...

Omubaka Kato ekyenda bakizz...

OMUBAKA Kato Lubwama owa Lubaga South asulirira kusiibulwa oluvanyuma lw’ekyenda ekibadde kikuumirwa ebweru w’olubuto...

Kajoba azzeemu okukwatagana...

Ku wiikendi Vipers SC yawadde omutendesi Kiwanuka endagaano ya myaka ebiri okumyuka omutendesi Fred Kajoba ng’ono...