TOP

'Mmwe bakanyama abali wano mbeesobolera'

Added 22nd May 2018

ABABADDE balowooza nti okubeera kanyama olina kusooka kukuba butayimbwa oswadde. Olina okuyita mu mitendera nga beekozeemu n’ekibiina ekirina abakulembeze.

Omanyi gye buvuddeko kanyama omu eyali akolera mu bbaala ya De - Bar e Ntebe yakuba omuyimbi Moze Radio ekyamuviirako okufa.

Wiiki ewedde baategese okulonda okwakuliddwa Pulezidenti w’ekibiina ekigatta abayimbi, abategesi b’ebivvulu ne Bannakatemba, Andrew Benon Kibuuka eyakubirizza abaalondeddwa okufuba okulongoosa ekifaananyi ky’omulimu gwabwe nga bayita mu kibiina kyabwe ekya ‘‘Umberella of Uganda Bauncer’s Association’’.

Yagambye nti omulimu gwa bakanyama omukulu kukuuma bantu n’emirembe mu bifo ebisanyukirwamu kyokka abamu badda mu kukola ffujjo, okubba abantu n’okubatemula. Olukiiko lwabwe lukulirwa Moses Mulumba Jjaggwe (mu katono).

Obwedda alina engeri gye yeetegerezaamu bakanyama bano ng’alinga agamba nti abeesobolera.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Joseph Nuwashaba ng'atwalibwa mu kkooti

Eyakwatibwa ku by'omwana ey...

Omusajja agambibwa okutemako omwana Faith Kyamagero ow'emyaka 4 omutwe aleeteddwa mu kkooti.

Omwana eyasalibwako omutwe ...

Omwana eyasalibwako omutwe e Masaka ne bagutwala ku Palamenti aziikiddwa

Ssebbumba eyakubiddwa lwa bubbi

Abadde mu jjaamu e Kawempe ...

Abadde mu jjaamu e Kawempe bamukubye mizibu

Namasole wa Ssekabaka Mwang...

OLWALEERO Mariam Nampewo omusika wa Majeeri Lunkuse Namasole wa Mwanga II lwe bamuyingizza mu Lubiri lwe e Mpererwe...

Poliisi erung'amizza ku bib...

OMWOGEZI wa poliisi mu ggwanga Fred Enanga ategeezezza nti poliisi ssi yaakukoma kuvunaana bantu abazzizza obusango...