TOP

Ebbinu ly'okulya enva ligguse e Nansana

Added 13th July 2018

Ebbinu ly’okulya enva ligguse e Nansana

Ssande eno ligenda kubeera bbinu ku ‘‘Hakuna Matata Funcity e Naluvule Nansana’’. Godfrey Sseguya amanyiddwa nga Kayibanda ategese entujjo y’okulya ‘enva’ emanyiddwa nga ‘II World Pork Day Fest’. Kayibanda yategeezezza nti enkola egenda kubeera ya kulya na kunywa nga bw’onyumirwa endongo ng’eno abalala omuli abalunzi b’embizzi, abatunda emmere y’ebisolo n’ebirala bwe babala ssente n’omulamwa gw’okutumbula obulunzi bw’embizi kubanga y’emu ku bizinensi ezifuna n’okutondawo emirimu.

Okuyingira 10,000/- ng’era ennyama y’ebika bya njawulo okuli: enjokye, ensiike, enfumbe n’ey’oluwombo. N’abatagirya tebasaanye kusubwa kubanga wajja kubaayo abayimbi bangi ababakubira omuziki.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

NRM ekaayidde abeesimbyewo ...

AKAKIIKO k’ebyokulonda aka NRM kalabudde nga bwe kagenda okusazaamu eyeesimbyewo yenna anaasangibwa ng’akubye...

Chiko bamuwonyezza okugwa m...

Kazannyirizi Frank Mubiru amanyiddwa nga Chiko awonye okugwa mu masiga n'okulya ebikomando. ‘‘Bannange ekintu...

Poliisi ng’eteeka ekiwuduwudu ky’omulambo gwa Kadiidi (mu katono) ku kabangali yaayo.

Akkakkanye ku jjajjaawe n'a...

Entiisa ebuutikidde abatuuze ku kyalo Rwengwe II ekisangibwa mu ggombolola y’e Kinkyenkye, mu disitulikiti y’e...

Poliisi ekyanoonyereza ku b...

OMWOGEZI w’ekitongole kya poliisi ekinoonyereza ku buzzi bw’emisango, Charles Twine yagambye nti okunoonyereza...

Kenzo ne banne. Mu katono ye Bobi Wine

Kiki ekiri emabega wa Kenzo...

Lubega agamba nti ekintu kya Kenzo kyapangibwa aba People Power okumusosonkereza nga bamujooga aggweemu essuubi...